Zabbuli Chapter 147

For English

Read Zabbuli Chapter 147 Online

Read Zabbuli Chapter 147 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 147

Essuula 147

1. Mumutendereze Mukama; Kubanga kulungi okuyimba okutenderezanga Katonda waffe; Kubanga kwa ssanyu, era ettendo liwooma.

2. Mukama azimbira ddala Yerusaalemi; Akuŋŋaanya wamu abagobebwa ab'omu Isiraeri.

3. Awonya abalina emitima egimenyese, Era asiba ebiwundu byabwe.

4. Abala emmunyeenye omuwendo gwazo; Azituuma zonna amannya gaazo.

5. Mukama waffe mukulu, era obuyinza bwe bwa maanyi; Okutegeera kwe tekulowoozekeka.

6. Mukama awanirira abawombeefu: Asindika wansi ababi.

7. Mumuyimbire Mukama n'okwebaza; Muyimbe n'ennanga okutendereza Katonda waffe;

8. Abikka ku ggulu n'ebire, Ateekerateekera ensi enkuba, Amereza omuddo ku nsozi.

9. Awa ensolo emmere yaazo, Ne bannamuŋŋoona abato abakaaba.

10. Tasanyukira maanyi ga mbalaasi: Teyeesiimira amagulu g'omuntu.

11. Mukama yeesiimira abo abamutya, Abo abasuubira okusaasira kwe.

12. Tendereza Mukama, ggwe Yerusaalemi; Tendereza Katonda wo, ggwe Sayuuni.

13. Kubanga anywezezza ebisiba by'enzigi zo; Awadde omukisa abaana bo munda yo.

14. Aleeta emirembe mu nsalo zo; Akujjuza obugimu obw'eŋŋaano.

15. Aweereza ekiragiro kye ku nsi; Ekigambo kye kidduka embiro nnyingi.

16. Agabula omuzira ng'ebyoya by'endiga; Amansira omusulo ogukutte empewo ng'evvu.

17. Aweereza amazzi ge agakutte ng'obukunkumuka: Ani ayinza okuyimirira awali empewo ze?

18. Atuma ekigambo kye, n'abisaanuusa: Akunsa empewo ze, amazzi ne gakulukuta.

19. Alaga Yakobo ekigambo kye, Amateeka ge n'emisango gye eri Isiraeri.

20. Takolanga bw'atyo ggwanga lyonna: N'emisango gye tebagimanyanga. Mumutendereze Mukama.

About Zabbuli Chapter 147

Read Zabbuli Chapter 147 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 147
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 147 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 147?

Zabbuli Chapter 147 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 147 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 12
  4. Engero Chapter 23
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 17
  7. Engero Chapter 10

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 49
  2. Zabbuli Chapter 41
  3. Zabbuli Chapter 134
  4. Zabbuli Chapter 48
  5. Zabbuli Chapter 11
  6. Zabbuli Chapter 129
  7. Zabbuli Chapter 30

Related Chapters & Readings

  1. Yeremiya Chapter 33
  2. Ezekyeri Chapter 43
  3. Zabbuli Chapter 94
  4. 2 Bassekabaka Chapter 9
  5. Okuva Chapter 38
  6. Danyeri Chapter 9
  7. Engero Chapter 2
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *