Zabbuli Chapter 8

For English

Read Zabbuli Chapter 8 Online

Read Zabbuli Chapter 8 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 8

Essuula 8

1. Ai Mukama, Mukama waffe, Erinnya lyo nga ddungi nnyo mu nsi zonna! Ggwe eyateeka ekitiibwa kyo ku ggulu.

2. Mu kamwa k'abawere n'abayonka wanyweza amaanyi, Olw'abalabe bo, Olyoke osirise omulabe n'oyo awalana eggwanga.

3. Bwe ndowooza eggulu lyo, omulimu gw'engalo zo, Omwezi n'emmunyeenye, bye walagira;

4. Omuntu kye kiki, ggwe okumujjukira, Oba omwana w'omuntu, ggwe okumujjira?

5. Kubanga wamukola okubulako akatono okuba nga Katonda, Era omussaako engule ey'ekitiibwa n'ettendo.

6. Wamufuza emirimu egy'emikono gyo; Wateeka ebintu byonna wansi w'ebigere bye:

7. Endiga zonna n'ente, Era n'ensolo ez'omu nsiko;

8. Ennyonyi eza waggulu, n'ebyennyanja ebiri mu nnyanja, Buli kintu ekiyita mu makubo ag'ennyanja.

9. Ai Mukama, Mukama waffe, Erinnya lyo nga ddungi nnyo mu nsi zonna!

About Zabbuli Chapter 8

Read Zabbuli Chapter 8 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 8
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 8 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 8?

Zabbuli Chapter 8 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 8 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 14
  7. Engero Chapter 13

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 142
  2. Zabbuli Chapter 45
  3. Zabbuli Chapter 121
  4. Zabbuli Chapter 112
  5. Zabbuli Chapter 93
  6. Zabbuli Chapter 16
  7. Zabbuli Chapter 67

Related Chapters & Readings

  1. 1 Bassekabaka Chapter 13
  2. Danyeri Chapter 6
  3. Olubereberye Chapter 22
  4. 1 Ebyomumirembe Chapter 18
  5. 1 Ebyomumirembe Chapter 29
  6. 2 Samwiri Chapter 12
  7. Makko Chapter 14
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *