Zabbuli Chapter 137

For English

Read Zabbuli Chapter 137 Online

Read Zabbuli Chapter 137 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 137

Essuula 137

1. Okumpi n'emigga egy'e Babulooni, Twatuulawo wansi, weewaawo, ne tukaaba amaziga: Bwe twajjukira Sayuuni.

2. Ku miti egyali wakati mu kyo Ne tuwanikako ennanga zaffe.

3. Kubanga abaatutwala mu busibe baatulagirira eyo okuyimba, N'abaatunyaga baatulagira okuseka, Nti Mutuyimbireko ku nnyimba za Sayuuni.

4. Tunaayimbanga tutya oluyimba lwa Mukama Mu nsi eteri yaffe?

5. Bwe nnaakwerabiranga, ggwe Yerusaalemi, Omukono gwange ogwa ddyo gwerabirenga amagezi gaagwo.

6. Olulimi lwange lwegattenga n'ekibuno kyange, Bwe ssiikujjukirenga; Bwe ssaagalenga Yerusaalemi Okusinga essanyu lyange ekkulu.

7. Ojjukire, ai Mukama, ku baana ba Edomu Olunaku olw'e Yerusaalemi; Abaayogera nti Kisuule, kisuule, Era n’emisingi gyakyo.

8. Ggwe omuwala ow'e Babulooni, agenda okuzikirizibwa; Aliba n'omukisa oyo alikuwalana ggwe, Nga bwe watukola ffe.

9. Aliba n'omukisa oyo alikwata abaana bo abato, alibakasuka ku jjinja.

About Zabbuli Chapter 137

Read Zabbuli Chapter 137 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 137
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 137 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 137?

Zabbuli Chapter 137 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 137 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 107
  2. Zabbuli Chapter 88
  3. Zabbuli Chapter 129
  4. Zabbuli Chapter 91
  5. Zabbuli Chapter 146
  6. Zabbuli Chapter 63
  7. Zabbuli Chapter 84

Related Chapters & Readings

  1. 2 Ebyomumirembe Chapter 20
  2. Nakumu Chapter 2
  3. Yokaana Chapter 1
  4. 1 Abakkolinso Chapter 14
  5. Ebyabaleevi Chapter 22
  6. Danyeri Chapter 5
  7. Luusi Chapter 2
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *