Zabbuli Chapter 60

For English

Read Zabbuli Chapter 60 Online

Read Zabbuli Chapter 60 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 60

Essuula 60

1. Ai Katonda, otusudde, otumenyeemenye; Wasunguwala; otukomyewo, tukwegayiridde.

2. Wakankanya ensi; wagyasa: Ozibe enjatika zaayo; kubanga eyuuga.

3. Abantu bo obalaze ebigambo ebizibu: otunywesezza omwenge ogw'okutagatta.

4. Owadde ebendera abo abakutya, Eyolesebwe olw'amazima. (Seera)

5. Muganzi wo alyoke awonyezebwe, Lokola n'omukono gwo ogwa ddyo, otuddemu.

6. Katonda yayogera mu butukuvu bwe; nti Ndijaguza: Ndisala mu Sekemu, era ndigabaagaba ekiwonvu ekya Sukkosi.

7. Gireyaadi wange, era Manase wange; Efulayimu naye yakuuma omutwe gwange; Yuda gwe muggo gwange ogw'obwakabaka.

8. Mowaabu kye kinaabirwamu kyange; Edomu ndimukasukira engatto yange: Ggwe Firisutiya, yogerera waggulu ku lwange.

9. Ani alinnyingiza mu kibuga eky'amaanyi? Ani eyandeeta mu Edomu?

10. Totusudde, ai Katonda? So totabaala, ai Katonda, n'eggye lyaffe.

11. Otuyambe eri omulabe: Kubanga obuyambi bw'abantu tebuliimu.

12. Katonda ye anaatukozanga eby'obuzira: Kubanga oyo ye anaalinnyiriranga ku balabe baffe.

About Zabbuli Chapter 60

Read Zabbuli Chapter 60 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 60
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 60 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 60?

Zabbuli Chapter 60 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 60 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 12
  2. Engero Chapter 25
  3. Engero Chapter 22
  4. Engero Chapter 19
  5. Engero Chapter 23
  6. Engero Chapter 28
  7. Engero Chapter 24

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 145
  2. Zabbuli Chapter 35
  3. Zabbuli Chapter 112
  4. Zabbuli Chapter 4
  5. Zabbuli Chapter 29
  6. Zabbuli Chapter 140
  7. Zabbuli Chapter 130

Related Chapters & Readings

  1. Okubala Chapter 3
  2. Ekyamateeka Chapter 16
  3. 2 Ebyomumirembe Chapter 9
  4. Zabbuli Chapter 100
  5. Koseya Chapter 7
  6. Zabbuli Chapter 65
  7. Lukka Chapter 5
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *