Zabbuli Chapter 59

For English

Read Zabbuli Chapter 59 Online

Read Zabbuli Chapter 59 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 59

Essuula 59

1. Ondokole mu balabe bange, ai Katonda wange: Ongulumize eri abo abangolokokerako.

2. Ondokole eri abo abakola obutali butuukirivu, Omponye eri abo abaagala omusaayi.

3. Kubanga, laba, bateega emmeeme yange; Ab'amaanyi bakuŋŋaana okunnumba: Si lwa kyonoono kyange, so si lwa kibi kyange, ai Mukama.

4. Baddukana, beeteekateeka nga sikoze bubi: Ozuukuke onnyambe, olabe.

5. Ggwe, ai Mukama Katonda ow'eggye, Katonda wa Isiraeri, Ogolokoke obuulirire amawanga gonna: Tosaasiranga muntu yenna omwonoonyi omubi. (Seera)

6. Bakomawo akawungeezi, bakaaba ng'embwa, Beetooloola ekibuga.

7. Laba, beebajjagala n'akamwa kaabwe; Ebitala biri mu mimwa gyabwe: Kubanga boogera nti Ani awulira?

8. Naye ggwe, Mukama, olibasekerera; Oliduulira amawanga gonna.

9. Ai amaanyi gange, naakulindiriranga ggwe: Kubanga Katonda kye kigo kyange ekiwanvu.

10. Katonda ow'okusaasirwa kwange anankulemberanga: Katonda anandabyanga bye njagala nga bituuse ku balabe bange.

11. Tobatta, abantu bange baleme okwerabira: Obasaasaanye n'amaanyi go, obatoowaze, Ai Mukama engabo yaffe.

12. Olw'okwonoona kw'akamwa kaabwe, olw'ebigambo by'emimwa gyabwe, Bakwatibwe nga beenyumiriza, Era n'olw'okukolima n'obulimba bye boogera.

13. Obazikirize mu busungu, obazikirize, balemenga okubaawo nate: Era bategeerenga nga Katonda afugira mu Yakobo, Okutuuka ku nkomerero z'ensi. (Seera)

14. Era akawungeezi bakomewo, bakaabe ng'embwa, Beetooloole ekibuga.

15. Balitambulatambula nga banoonya emmere, Balikeesa obudde bwe batalikkuta.

16. Naye nze naayimbanga ku maanyi go; Weewaawo, naayimbiranga ddala ku kusaasira kwo enkya: Kubanga wali kigo kyange ekiwanvu, N'ekiddukiro ku lunaku olw'okutegana kwange.

17. Ggwe, ai amaanyi gange, gwe nnaayimbiranga okukutendereza: Kubanga Katonda kye kigo kyange ekiwanvu, Katonda wa kusaasirwa kwange.

About Zabbuli Chapter 59

Read Zabbuli Chapter 59 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 59
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 59 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 59?

Zabbuli Chapter 59 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 59 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 17
  2. Engero Chapter 12
  3. Engero Chapter 25
  4. Engero Chapter 22
  5. Engero Chapter 19
  6. Engero Chapter 23
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 80
  2. Zabbuli Chapter 84
  3. Zabbuli Chapter 125
  4. Zabbuli Chapter 43
  5. Zabbuli Chapter 51
  6. Zabbuli Chapter 29
  7. Zabbuli Chapter 36

Related Chapters & Readings

  1. Tito Chapter 1
  2. Ebyabaleevi Chapter 27
  3. Ebikolwa Chapter 22
  4. Olubereberye Chapter 1
  5. Yoswa Chapter 13
  6. Yobu Chapter 28
  7. Amosi Chapter 4
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *