Zabbuli Chapter 65

For English

Read Zabbuli Chapter 65 Online

Read Zabbuli Chapter 65 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 65

Essuula 65

1. Ettendo likulindirira, ai Katonda, mu Sayuuni: Era ggwe gwe banaatuukiririzanga obweyamo.

2. Ai ggwe awulira okusaba, Bonna abalina omubiri balijja gy'oli.

3. Ebitali bya butuukirivu binsinze: Okwonoona kwaffe olikunaaliza ddala.

4. Alina omukisa oyo gw'olonda, era gw'osembeza gy'oli. Abeerenga mu mpya zo: Tunakkusibwanga obulungi obw'ennyumba yo, Awatukuvu mu yeekaalu yo.

5. N'ebigambo eby'entiisa olituddamu mu butuukirivu, Ai Katonda ow'obulokozi bwaffe; Ggwe enkomerero zonna ez'ensi gwe zeesiga, N'abo abali ewala ku nnyanja:

6. Oyo yanyweza ensozi n'amaanyi ge: Nga yeesiba obuyinza:

7. Asirisa okuwuuma kw'ennyanja, Okuwuuma kw'amayengo gaayo, N'okuyoogaana kw'amawanga.

8. Era n'abo abatuula ku nkomerero z'ensi batya olw'obubonero bwo: Ggwe osanyusa emiryango gy'enkya n'egy'akawungeezi.

9. Okyalira ensi, n'ogifukirira, Ogigaggawaza nnyo; Omugga gwa Katonda gujjudde amazzi: Obalabira eŋŋaano, ng'omaze okulongoosa ensi bw'otyo.

10. Ofukirira ensalosalo zaayo amazzi amangi; Olongoosa ebibibi byayo: Ogigonza n'oluwandaggirize; Okuwa omukisa okumera kwayo.

11. Oteeka engule ku mwaka, bwe bulungi bwo; N'amakubo go gatonnyesa obugimu.

12. Gatonnyesa mu malundiro ag'omu ddungu: N'obusozi bwesiba essanyu.

13. Amalundiro gambala ebisibo; Era n'ebiwonvu bibikkiddwa eŋŋaano: Byogerera waggulu olw'essanyu, era biyimba.

About Zabbuli Chapter 65

Read Zabbuli Chapter 65 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 65
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 65 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 65?

Zabbuli Chapter 65 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 65 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 12
  4. Engero Chapter 25
  5. Engero Chapter 17
  6. Engero Chapter 14
  7. Engero Chapter 10

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 83
  2. Zabbuli Chapter 14
  3. Zabbuli Chapter 33
  4. Zabbuli Chapter 67
  5. Zabbuli Chapter 129
  6. Zabbuli Chapter 29
  7. Zabbuli Chapter 6

Related Chapters & Readings

  1. 1 Samwiri Chapter 8
  2. Yeremiya Chapter 42
  3. Makko Chapter 11
  4. Olubereberye Chapter 37
  5. Ekyamateeka Chapter 3
  6. Zabbuli Chapter 87
  7. 1 Ebyomumirembe Chapter 18
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *