Zabbuli Chapter 144

For English

Read Zabbuli Chapter 144 Online

Read Zabbuli Chapter 144 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 144

Essuula 144

1. Yeebazibwe Mukama ejjinja lyange, Ayigiriza emikono gyange entalo, n'engalo zange okulwana.

2. Ekisa kyange ekirungi era ekigo kyange, Ennyumba yange empanvu, era omulokozi wange; Engabo yange, era oyo gwe nneesiga, Ajeemulula abantu bange be ntwala.

3. Mukama, omuntu kiki, ggwe okumumanya? Oba omwana w'omuntu, ggwe okumulowoozaako?

4. Omuntu aliŋŋanga omukka: Ennaku ze ziriŋŋanga ekisiikirize ekiggwaawo.

5. Okutamye eggulu lyo, ai Mukama, okke: Okwate ku nsozi, zinaanyooka.

6. Okasuke enjota, obasaasaanye; Olase obusaale bwo, obateganye.

7. Ogolole omukono gwo ng'oyima waggulu; Omponye, onziye mu mazzi amangi, mu mukono gwa bannaggwanga;

8. Akamwa kaabwe koogera ebitaliimu, N'omukono gwabwe ogwa ddyo gwe mukono ogwa ddyo ogw'obulimba.

9. Naakuyimbiranga ggwe oluyimba oluggya, ai Katonda: N'ennanga erina enkoba ekkumi naayimbanga okukutendereza.

10. Ye wuuyo awa bakabaka obulokozi: Awonya Dawudi omuddu we eri ekitala ekiruma.

11. Omponye, onziye mu mukono gwa bannaggwanga, Akamwa kaabwe koogera ebitaliimu, N'omukono gwabwe ogwa ddyo gwe mukono ogwa ddyo ogw'obulimba.

12. Batabani baffe bwe baliba ng'emiti egikuze nga bakyali bavubuka; N'abawala baffe ng'amayinja ag'omu nsonda agabajjibwa nga bwe bagabajjira mu lubiri;

13. Amawanika gaffe bwe galijjula, nga galina ebintu eby'engeri zonna; N'endiga zaffe bwe zirizaala enkumi n'obukumi ku ttale lyaffe;

14. Ente zaffe bwe ziriba n'emigugu eminene; Nga tewali kuwagula, newakubadde okufuluma, So nga tewali kuyoogaana mu nguudo zaffe;

15. Balina omukisa abantu ababeera bwe batyo: Balina omukisa abantu abalina Katonda waabwe ye Mukama.

About Zabbuli Chapter 144

Read Zabbuli Chapter 144 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 144
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 144 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 144?

Zabbuli Chapter 144 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 144 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 22
  5. Engero Chapter 17
  6. Engero Chapter 12
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 29
  2. Zabbuli Chapter 53
  3. Zabbuli Chapter 147
  4. Zabbuli Chapter 37
  5. Zabbuli Chapter 109
  6. Zabbuli Chapter 79
  7. Zabbuli Chapter 126

Related Chapters & Readings

  1. 1 Samwiri Chapter 4
  2. Ekyamateeka Chapter 1
  3. Okubala Chapter 19
  4. Zabbuli Chapter 26
  5. Makko Chapter 14
  6. Amosi Chapter 2
  7. Ezera Chapter 3
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *