Read Zabbuli Chapter 94 Online
Read Zabbuli Chapter 94 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 94
Essuula 94
1. Ai Mukama, ggwe Katonda nannyini kuwalana, Ggwe Katonda nannyini kuwalana, omasizemasize ddala.
2. Weeyimuse, ggwe asalira ensi emisango: Owe ab'amalala ebibagwanira.
3. Mukama, ababi balituusa wa, Ababi balituusa wa okuwangula?
4. Boogera ebitaliimu n'ebyamalala, Abakozi bobubi bonna beenyumiriza.
5. Bamenyaamenya abantu bo, ai Mukama, Era babonyaabonya obusika bwo.
6. Batta nnamwandu ne munnaggwanga, Era batta atalina kitaawe.
7. Ne boogera nti Mukama taalabe, So Katonda wa Yakobo taalowooze.
8. Mulowooze, mmwe abali ng'ensolo mu bantu: Nammwe abasirusiru, muligeziwala ddi?
9. Eyateekawo okutu, taliwulira? Eyabumba eriiso, taliraba?
10. Abonereza amawanga, talikangavvula, Ayigiriza abantu amagezi?
11. Mukama amanyi ebirowoozo by'abantu, Nga mukka.
12. Alina omukisa omuntu gw'obonereza, ai Mukama, Era gw'oyigiriza ebiva mu mateeka go;
13. Olyoke omuwummuze aleme okulaba ebiro eby'ennaku, Okutuusa obunnya lwe bulisimirwa ababi.
14. Kubanga Mukama talisuula bantu be, So talireka busika bwe.
15. Kubanga omusango gulidda mu butuukirivu: Ne bonna abalina emitima egy'amazima balibugoberera.
16. Ani anangolokokera ku abo abakola obubi? Ani anannyimiririra ku bakozi b'ebitali bya butuukirivu?
17. Singa Mukama teyali mubeezi wange, Emmeeme yange yanditudde mangu awali okusirika.
18. Bwe nnayogera nti Ekigere kyange kiseerera, Okusaasira kwo, ggwe Mukama, ne kumpanirira.
19. Mu birowoozo byange ebingi ebiri mu nze Okusanyusa kwo kumpoomera emmeeme yange.
20. Abafuga ababi balissa ekimu naawe, Abalagira eby'ettima mu mateeka?
21. Bakuŋŋaana okulumba emmeeme y'omutuukirivu, Ne basala omusango okusinga omusaayi ogutaliiko kabi.
22. Naye Mukama yabanga kigo kyange ekiwanvu; Era Katonda wange lye jjinja lye nneeyuna.
23. Era abaleeseeko obutali butuukirivu bwabwe bo, Era alibazikiriza mu bubi bwabwe; Mukama Katonda waffe alibazikiriza.
About Zabbuli Chapter 94
Read Zabbuli Chapter 94 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 94
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 94 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 94?
Zabbuli Chapter 94 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 94 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 16
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 14
- Zabbuli Chapter 114
- Zabbuli Chapter 97
- Zabbuli Chapter 81
- Zabbuli Chapter 13
- Zabbuli Chapter 133
- Zabbuli Chapter 24