Zabbuli Chapter 9

For English

Read Zabbuli Chapter 9 Online

Read Zabbuli Chapter 9 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 9

Essuula 9

1. Neebazanga Mukama n'omutima gwange gwonna; Naayolesanga ebikolwa byo eby'ekitalo byonna.

2. Naasanyukanga naajagulizanga mu ggwe: Naayimbanga okutendereza erinnya lyo, ggwe ali waggulu ennyo.

3. Abalabe bange bwe badda ennyuma, Beesittala ne bazikirira mu maaso go.

4. Kubanga ggwe wayamba ensonga yange n'ebigambo byange; Watuula ku ntebe, ng'osala omusango ogw'ensonga.

5. Waboggolera amawanga, wazikiriza ababi, Wasangula erinnya lyabwe emirembe n'emirembe.

6. Abalabe baweddewo, baviibwamu emirembe egitaggwaawo; N'ebibuga bye wamenya. Era n'ekijjukizo kyabyo kizikiridde.

7. Naye Mukama atuula kabaka emirembe egitaggwaawo: Ateeseteese entebe ye okusala omusango.

8. Naye alisala omusango ogw'ensi zonna mu butuukirivu, Aliwa omusango amawanga mu mazima.

9. Era Mukama anaabeeranga kigo ekiwanvu eri abayigganyizibwa, Ekigo ekiwanvu mu biro eby'ennaku;

10. N'abo abamanyi erinnya lyo baneesiganga ggwe; Kubanga ggwe, Mukama, tonnabaleka abakunoonya.

11. Muyimbe okutendereza Mukama, atuula mu Sayuuni: Mubuulire ebikolwa bye mu bantu.

12. Kubanga oyo avunaana omusaayi abajjukira: Teyeerabira kukaaba kw'abaavu.

13. Onsaasire, ai Mukama; Laba okubonaabona kwange kwe bankola abankyaye, Ggwe annyimusa ku miryango egy'olumbe;

14. Ndyoke njolesenga ettendo lyo lyonna: Mu miryango egy'omuwala wa Sayuuni Naasanyukiranga obulokozi bwo.

15. Amawanga gagudde mu bunnya bwe baasima: Mu kyambika kye baatega ekigere kyabwe mwelukwatiddwa:

16. Mukama yeetegeezezza, atuukirizza omusango: Omubi akwatibwa mu mirimu gy'emikono gye. (Kiggayoni. Seera

17. Ababi balidda mu magombe. Ge mawanga gonna ageerabira Katonda.

18. Kubanga abaavu tebeerabirwenga ennaku zonna, So essuubi ery'abawombeefu teriibulenga emirembe gyonna.

19. Golokoka, ai Mukama; abantu balemenga okuwangula: Amawanga gasalirwe omusango mu maaso go.

20. Obatiise, ai Mukama: Amawanga geetekeere nga bantu buntu. (Seera)

About Zabbuli Chapter 9

Read Zabbuli Chapter 9 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 9
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 9 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 9?

Zabbuli Chapter 9 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 9 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 17
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 16
  7. Engero Chapter 23

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 90
  2. Zabbuli Chapter 116
  3. Zabbuli Chapter 57
  4. Zabbuli Chapter 133
  5. Zabbuli Chapter 149
  6. Zabbuli Chapter 111
  7. Zabbuli Chapter 95

Related Chapters & Readings

  1. Zekkaliya Chapter 10
  2. Okukungubaga Chapter 4
  3. Ezekyeri Chapter 12
  4. Olubereberye Chapter 37
  5. Engero Chapter 6
  6. 2 Samwiri Chapter 19
  7. Isaaya Chapter 36
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *