Zabbuli Chapter 91

For English

Read Zabbuli Chapter 91 Online

Read Zabbuli Chapter 91 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 91

Essuula 91

1. Atuula mu kifo eky'ekyama eky'oyo ali waggulu ennyo Ye anaabeeranga wansi w'ekisiikirize eky'Omuyinza w'ebintu byonna.

2. Naayogeranga ku Mukama nti Oyo kye kiddukiro kyange, era kye kigo kyange: Katonda wange gwe nneesiga.

3. Kubanga oyo ye anaakulokolanga mu mutego ogw'omuyizzi, Ne mu kawumpuli omubi.

4. Anaakubikkangako n'ebiwaawaatiro bye, Era wansi w'ebyoya bye w'onoddukiranga: Amazima ge ye ngabo, ge gakuuma.

5. Tootyenga lwa ntiisa ya kiro Newakubadde akasaale akagenda emisana;

6. Olw'olumbe olutambulira mu kizikiza, Newakubadde olw'okuzikiriza okufaafaaganya mu ttuntu.

7. Abantu olukumi baligwira ku lubiriizi lwo, Era akakumi ku mukono gwo ogwa ddyo; Tekulikusemberera ggwe.

8. Naye olitunula n'amaaso go, Oliraba empeera y'ababi.

9. Kubanga ggwe, ai Mukama, oli kiddukiro kyange Omufudde oyo ali waggulu ennyo ekigo kyo w'otuula;

10. Tewali kabi akalikubaako, so tewali kibonoobono ekirisemberera eweema yo.

11. Kubanga alikulagiririza bamalayika be, Bakukuume mu makubo go gonna.

12. Balikuwanirira mu mikono gyabwe, Oleme okwesittala ekigere kyo ku jjinja.

13. Olirinnya ku mpologoma ne ku ssalambwa; Olisamba empologoma ento n'omusota wansi w'ebigere byo.

14. Kubanga antaddeko okwagala kwe, kyendiva mmuwonya: Ndimugulumiza waggulu, kubanga amanyi erinnya lyange.

15. Alinkaabira, nange ndimuyita; Naabeeranga wamu naye bw'anaanakuwalanga: Ndimuwonya, ndimuwa ekitiibwa.

16. Ndimuwangaaza nnyo, ndimukkusa obulamu, Era ndimulaga obulokozi bwange.

About Zabbuli Chapter 91

Read Zabbuli Chapter 91 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 91
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 91 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 91?

Zabbuli Chapter 91 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 91 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 14
  7. Engero Chapter 13

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 60
  2. Zabbuli Chapter 51
  3. Zabbuli Chapter 93
  4. Zabbuli Chapter 82
  5. Zabbuli Chapter 113
  6. Zabbuli Chapter 124
  7. Zabbuli Chapter 25

Related Chapters & Readings

  1. Yobu Chapter 15
  2. Ebikolwa Chapter 9
  3. Danyeri Chapter 11
  4. Yoswa Chapter 24
  5. Zabbuli Chapter 40
  6. Ekyamateeka Chapter 4
  7. Yuda Chapter 1
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *