Zabbuli Chapter 62

For English

Read Zabbuli Chapter 62 Online

Read Zabbuli Chapter 62 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 62

Essuula 62

1. Emmeeme yange erindirira Katonda yekka: Oyo obulokozi bwange mwe buva.

2. Ye yekka lye jjinja lyange era bwe bulokozi bwange: Kye kigo kyange ekiwanvu; sirisagaasagana nnyo.

3. Mulituusa wa okulumba omuntu, Okumutta, mmwe mwenna, Ng'ekisenge ekyewunzise, ng'olukomera oluyuuguuma?

4. Kino kyokka kye bateesa okumujeeza mu bukulu bwe; Basanyukira eby'obulimba: Boogera eby'omukisa n'akamwa kaabwe, naye bakolima munda.

5. Emmeeme yange, lindiriranga Katonda yekka; Kubanga oyo okusubira kwange mwe kuva.

6. Ye yekka lye jjinja lyange era bwe bulokozi bwange: Oyo kye kigo kyange ekiwanvu: sirisagaasagana.

7. Awali Katonda we wali obulokozi bwange n'ekitiibwa kyange: Ejjinja ery'amaanyi gange n'ekiddukiro kyange biri mu Katonda.

8. Mumwesige ye mu biro byonna, mmwe abantu; Mufuke omutima gwammwe mu maaso ge: Katonda kye kiddukiro gye tuli.

9. Mazima abantu abatali ba kitiibwa gwe mukka, n'abo ab'ekitiibwa ekingi bwe bulimba: Bwe baliteekebwa mu kigera, baliyimuka; Bombiriri omukka gubasinga okuzitowa:

10. Temwesiganga kujooga, Temugobereranga ebitaliimu mu kunyaga: Obugagga bwe buneeyongeranga, temubussangako mwoyo.

11. Katonda yayogera omulundi gumu, Mpulidde bwe ntyo emirundi ebiri; Nga Katonda ye nannyini buyinza:

12. Era ggwe, ai Mukama, olina okusaasira: Kubanga osasula buli muntu ng'omulimu gwe bwe guli.

About Zabbuli Chapter 62

Read Zabbuli Chapter 62 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 62
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 62 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 62?

Zabbuli Chapter 62 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 62 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 14
  7. Engero Chapter 13

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 140
  2. Zabbuli Chapter 80
  3. Zabbuli Chapter 69
  4. Zabbuli Chapter 4
  5. Zabbuli Chapter 19
  6. Zabbuli Chapter 120
  7. Zabbuli Chapter 66

Related Chapters & Readings

  1. Yoswa Chapter 24
  2. Zabbuli Chapter 6
  3. Isaaya Chapter 65
  4. 2 Timoseewo Chapter 1
  5. 2 Ebyomumirembe Chapter 21
  6. 2 Ebyomumirembe Chapter 31
  7. Yeremiya Chapter 20
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *