Zabbuli Chapter 138

For English

Read Zabbuli Chapter 138 Online

Read Zabbuli Chapter 138 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 138

Essuula 138

1. Nneebazanga n'omutima gwange gwonna: Mu maaso ga bakatonda naayimbanga okukutendereza.

2. Nnaasinzizanga eri yeekaalu yo entukuvu, Era nneebazanga erinnya lyo olw'ekisa kyo n'olw'amazima go: Kubanga ogulumizizza ekigambo kyo okusinga erinnya lyo lyonna.

3. Ku lunaku lwe nnakaabirirako wampitaba, N'oŋŋumya n'amaanyi mu mmeema yange.

4. Bakabaka bonna ab'ensi balikwebaza, ai Mukama, Kubanga bawulidde ebigambo eby'akamwa ko.

5. Weewaawo, baliyimba ku makubo ga Mukama; Kubanga ekitiibwa kya Mukama kingi.

6. Kuba Mukama newakubadde nga ye mukulu, naye n'alowooza abeetoowaza: Naye ab'amalala abamanya ng'ayima wala.

7. Newakubadde nga ntambulira wakati mu nnaku, olinzuukiza; Oligolola omukono gwo ku busungu bw'abalabe bange, N'omukono gwo ogwa ddyo gulindokola.

8. Mukama alituukiriza ebigambo ebinfaako: Okusaasira kwo, ai Mukama, kubeerera emirembe gyonna; Toleka mirimu gya mikono gyo ggwe.

About Zabbuli Chapter 138

Read Zabbuli Chapter 138 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 138
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 138 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 138?

Zabbuli Chapter 138 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 138 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 17
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 16
  7. Engero Chapter 23

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 60
  2. Zabbuli Chapter 46
  3. Zabbuli Chapter 81
  4. Zabbuli Chapter 44
  5. Zabbuli Chapter 134
  6. Zabbuli Chapter 27
  7. Zabbuli Chapter 140

Related Chapters & Readings

  1. 1 Samwiri Chapter 5
  2. 1 Ebyomumirembe Chapter 17
  3. 2 Bassekabaka Chapter 20
  4. Zabbuli Chapter 125
  5. Zabbuli Chapter 142
  6. Yeremiya Chapter 26
  7. Olubereberye Chapter 20
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *