Zabbuli Chapter 84

For English

Read Zabbuli Chapter 84 Online

Read Zabbuli Chapter 84 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 84

Essuula 84

1. Eweema zo nga nnungi, Ai Mukama ow'eggye.

2. Emmeeme yange yeegomba, era ezirise olw'empya za Mukama; Omutima gwange n'omubiri gwange bikaabira Katonda omulamu.

3. Weewaawo, enkazaluggya yeerabidde ennyumba, N'akataayi ekisu mwe kanaabiikiranga obwana bwako, Bye byoto byo, ai Mukama ow'eggye, Kabaka wange, era Katonda wange.

4. Balina omukisa abatuula mu nnyumba yo: Banaakutenderezanga. (Seera)

5. Alina omukisa omuntu amaanyi ge bwe gaba mu ggwe; Enguudo ezigenda mu Sayuuni nga ziri mu mutima gwe.

6. Nga bayita mu kiwonvu eky'amaziga bakifuula ekifo eky'ensulo; Weewaawo, ddumbi akibikkako n'omukisa.

7. Bava mu maanyi ne baggukira mu maanyi, Buli muntu mu bo alabika mu maaso ga Katonda mu Sayuuni.

8. Ai Mukama Katonda ow'eggye, wulira okusaba kwange: Otege okutu, ai Katonda wa Yakobo. (Seera)

9. Tunula, ai Katonda engabo yaffe, Olabe amaaso g'oyo gwe wafukako amafuta.

10. Kubanga olunaku lumu mu mpya zo lusinga olukumi. Njagala okuba omuggazi mu nnyumba ya Katonda wange Okusinga okutuula mu weema ez'obubi.

11. Kubanga Mukama Katonda ye njuba, ye ngabo: Mukama anaagabanga ekisa n'ekitiibwa: Tammenga kintu kirungi kyonna abo abeegendereza.

12. Ai Mukama ow'eggye, Alina omukisa omuntu akwesiga ggwe.

About Zabbuli Chapter 84

Read Zabbuli Chapter 84 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 84
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 84 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 84?

Zabbuli Chapter 84 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 84 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 25
  3. Engero Chapter 19
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 17
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 69
  2. Zabbuli Chapter 54
  3. Zabbuli Chapter 20
  4. Zabbuli Chapter 22
  5. Zabbuli Chapter 103
  6. Zabbuli Chapter 109
  7. Zabbuli Chapter 18

Related Chapters & Readings

  1. Lukka Chapter 10
  2. Ebikolwa Chapter 24
  3. Koseya Chapter 2
  4. Ekyamateeka Chapter 23
  5. Zabbuli Chapter 24
  6. Yeremiya Chapter 6
  7. Lukka Chapter 15
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *