Zabbuli Chapter 75

For English

Read Zabbuli Chapter 75 Online

Read Zabbuli Chapter 75 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 75

Essuula 75

1. Tukwebaza, ai Katonda; Twebaza kubanga erinnya lyo liri kumpi: Abantu boogera ku bikolwa byo eby'ekitalo.

2. Bwe ndiraba ebiro ebyateekebwawo, Ndisala emisango egy'ensonga.

3. Ensi n'abantu bonna abagituulamu biweddewo: Nze nsimbye empagi zaayo. (Seera)

4. Nagamba ab'ekyejo nti Temugiranga kyejo: N'ababi nti Temuyimusanga jjembe:

5. Temuyimusanga waggulu jjembe lyammwe Temwogeranga n'ensingo enkakanyavu.

6. Kubanga okugulumizibwa tekuva buvanjuba, Newakubadde ebugwanjuba, newakubadde obukiika obwa ddyo.

7. Naye Katonda ye mulamuzi: Atoowaza ono, n'oli amugulumiza.

8. Kubanga mu mukono gwa Mukama ekikompe mwekiri, n'omwenge gwamu guliko ejjovu; Kijjudde ogutabuddwamu, n'akifuka; Mazima ebbonda lyagwo ababi bonna ab'ensi balirikutamira, balirinywa.

9. Naye nze naabuuliranga emirembe gyonna, Naayimbanga okutendereza Katonda wa Yakobo.

10. Era n'amayembe gonna ag'ababi naagazikirizanga; Naye amayembe g'abatuukirivu ganaagulumizibwanga.

About Zabbuli Chapter 75

Read Zabbuli Chapter 75 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 75
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 75 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 75?

Zabbuli Chapter 75 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 75 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 17
  2. Engero Chapter 12
  3. Engero Chapter 25
  4. Engero Chapter 19
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 23
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 150
  2. Zabbuli Chapter 59
  3. Zabbuli Chapter 68
  4. Zabbuli Chapter 131
  5. Zabbuli Chapter 42
  6. Zabbuli Chapter 98
  7. Zabbuli Chapter 24

Related Chapters & Readings

  1. Okubala Chapter 22
  2. Koseya Chapter 10
  3. Ekyamateeka Chapter 25
  4. Zabbuli Chapter 126
  5. Amosi Chapter 6
  6. Mikka Chapter 5
  7. Yobu Chapter 26
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *