Zabbuli Chapter 7

For English

Read Zabbuli Chapter 7 Online

Read Zabbuli Chapter 7 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 7

Essuula 7

1. Ai Mukama, Katonda wange, neesiga ggwe: Ondokole eri abo bonna abangoba, omponye:

2. Aleme okutaagula emmeeme yange ng'empologoma, Okugitaagulataagula, nga tewali anamponya.

3. Ai Mukama, Katonda wange, oba nga nakola bwe ntyo; Oba nga obutali butuukirivu buli mu mikono gyange;

4. Oba nga namuwalana obubi eyali n'emirembe gye ndi; (Nedda, naye nawonya eyali omulabe wange obwereere:)

5. Ankyawa ayigganye emmeeme yange, agituukeko: Anninnyirire obulamu bwange wansi mu ttaka, Asse ekitiibwa kyange mu nfuufu. (Seera)

6. Golokoka, ai Mukama, mu busungu bwo, Weesimbe ku bukambwe obw'abalabe bange: Era onzuukukire; walagira omusango.

7. Era ekkuŋŋaaniro ery'amawanga likwetooloole: Okomewo waggulu okubafuga

8. Mukama aweereza omusango amawanga: Osale omusango gwange, ai Mukama, olw'obutuukiriw bwange n'amazima gange agali mu nze.

9. Singa obubi obw'ababi buweddewo, naye abatuukirivu ggwe obanyweze: Kubanga Katonda ow'obutuukirivu ageza emitima n'emmeeme.

10. Engabo yange eri ne Katonda, Alokola abalina omutima ogw'amazima.

11. Katonda ye musazi w'emisango omutuukirivu, Era ye Katonda alina obusungu buli lunaku.

12. Omuntu bw'atakyuka, aliwagala ekitala kye; Aleeze omutego gwe, aguteeseteese.

13. Era amuteekeddeteekedde ebintu ebitta; Emisaale gye agiteekako omuliro.

14. Laba, alina olubuto olw'obubi; Weewaawo, eggwako lye lye ttima, era azadde obulimba.

15. Yakola obunnya, yabusima, Era agudde mu lusalosalo lwe yakola.

16. Ettima lye liriddira ku mutwe gwe ye, N'ekyejo kye kirituuka ku bwezinge bwe.

17. Neebazanga Mukama olw'obutuukirivu bwe: Naayimbanga okutendereza erinnya lya Mukama ali waggulu ennyo.

About Zabbuli Chapter 7

Read Zabbuli Chapter 7 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 7
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 7 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 7?

Zabbuli Chapter 7 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 7 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 25
  3. Engero Chapter 19
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 17
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 100
  2. Zabbuli Chapter 81
  3. Zabbuli Chapter 34
  4. Zabbuli Chapter 16
  5. Zabbuli Chapter 87
  6. Zabbuli Chapter 116
  7. Zabbuli Chapter 130

Related Chapters & Readings

  1. Danyeri Chapter 3
  2. Abaruumi Chapter 5
  3. Engero Chapter 12
  4. Lukka Chapter 13
  5. Zekkaliya Chapter 7
  6. Ebikolwa Chapter 6
  7. Nekkemiya Chapter 5
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *