Read Zabbuli Chapter 6 Online
Read Zabbuli Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 6
Essuula 6
1. Ai Mukama; tonnenya mu busungu bwo, So tombuulirira mu kiruyi kyo ekibuubuuka.
2. Onsaasire, ai Mukama; kubanga mpotokedde ddala: Ai Mukama, omponye; kubanga amagumba gange geeraliikiridde.
3. Era n'emmeeme yange yeeraliikiridde nnyo: Naawe, ai Mukama, olituusa wa?
4. Komawo, ai Mukama, ondokole emmeeme yange: Omponye olw'ekisa kyo:
5. Kubanga tewali akujuukirira mu kufa: Ani alikwebaliza mu magombe?
6. Okusinda kwange kunkooyezza; Buli kiro nkulukusa ekiriri kyange; Ekitanda kyange nkitobya n'amaziga.
7. Eriiso lyange likulukuse olw'okunakuwala; Likaddiye olw'abalabe bange bonna.
8. Muveewo we ndi, mwenna abakola ebitali bituukirivu; Kubanga Mukama awulidde eddoboozi ly'okukaaba kwange.
9. Mukama awulidde okwegayirira kwange; Mukama anakkirizanga okusaba kwange.
10. Abalabe bange bonna baliswazibwa, balyeraliikirira nnyo: Balidda ennyuma, baliswazibwa mangu.
About Zabbuli Chapter 6
Read Zabbuli Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 6
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 6 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 6?
Zabbuli Chapter 6 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 6 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 16
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 130
- Zabbuli Chapter 77
- Zabbuli Chapter 34
- Zabbuli Chapter 82
- Zabbuli Chapter 97
- Zabbuli Chapter 149
- Zabbuli Chapter 145