Zabbuli Chapter 41

For English

Read Zabbuli Chapter 41 Online

Read Zabbuli Chapter 41 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 41

Essuula 41

1. Aweereddwa omukisa oyo ajjukira omwavu: Mukama alimulokola ku lunaku olw'akabi.

2. Mukama anaamukuumanga, anaamuwonyanga, era anaaweebwanga omukisa mu nsi; So tomuwangayo eri abalabe be okumukola bye baagala.

3. Mukama anaamujjanjabanga ng'ayongobera ku kitanda: Ggwe olongooseza ddala ekiriri kye bw'alwala.

4. Nayogera nti Ai Mukama, onsaasire: Omponye emmeeme yange: kubanga nnyonoonye ggwe.

5. Abalabe bange banjogerako obubi nti Alifa ddi, erinnya lye ne libula?

6. Era ne bw'ajja okundaba, ayogera ebitaliimu; Omutima gwe gwekuŋŋaanyiza obutali butuukirivu: Bw'ava mu nnyumba, abubuulira.

7. Bonna abankyawa bangeyera wamu: Bateesa ebigambo okunkola akabi.

8. Boogera nti Endwadde embi emukutte: Kaakano bw'agalamidde, tagenda kugolokoka nate.

9. Era ne munnange mukwano gwange nze, gwe nneesiga, eyalyanga ku mmere yange, Ansitulidde ekisinziiro kye.

10. Naye ggwe, ai Mukama, onsaasire, ongolokose, Ndyoke mbawalanire eggwanga.

11. Kyenvudde mmanya ng'onsanyukira, Kubanga omulabe wange tampangula.

12. Naye nze, onnyweza nze mu butuukirivu bwange, Era onteeka mu maaso go ennaku zonna.

13. Atenderezebwenga Mukama, Katonda wa Isiraeri, Okuva mu mirembe gyonna okutuusa emirembe n'emirembe. Amiina, era Amiina.

About Zabbuli Chapter 41

Read Zabbuli Chapter 41 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 41
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 41 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 41?

Zabbuli Chapter 41 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 41 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 17
  2. Engero Chapter 12
  3. Engero Chapter 25
  4. Engero Chapter 22
  5. Engero Chapter 19
  6. Engero Chapter 23
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 39
  2. Zabbuli Chapter 74
  3. Zabbuli Chapter 80
  4. Zabbuli Chapter 69
  5. Zabbuli Chapter 62
  6. Zabbuli Chapter 115
  7. Zabbuli Chapter 18

Related Chapters & Readings

  1. Matayo Chapter 3
  2. Abaruumi Chapter 14
  3. Zabbuli Chapter 147
  4. 1 Samwiri Chapter 15
  5. Zabbuli Chapter 96
  6. Omubuulizi Chapter 12
  7. Isaaya Chapter 49
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *