Read Zabbuli Chapter 99 Online
Read Zabbuli Chapter 99 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 99
Essuula 99
1. Mukama afuga; amawanga gakankane; Atuula wakati wa bakerubi; ensi esagaasagane.
2. Mukama mukulu mu Sayuuni; Era ali waggulu okusinga amawanga gonna.
3. Batendereze erinnya lyo ekkulu era ery'entiisa. Ye mutukuvu.
4. Era amaanyi ga kabaka gaagala omusango ogw'ensonga; Ggwe onyweza obutuukirivu, Otuukiriza omusango n'obutuukirivu mu Yakobo.
5. Mumugulumizenga Mukama Katonda waffe, Era musinzizenga ku ntebe y'ebigere bye: Ye mutukuvu.
6. Musa ne Alooni mu bakabona be, Ne Samwiri mu abo abakoowoola erinnya lye; Baakaabira Mukama, n'abayitaba.
7. Yayogerera nabo mu mpagi ey'ekire: Baakwata bye yategeeza; n'ekiragiro kye yabawa.
8. Wabaddamu, ai Mukama Katonda waffe: Wali Katonda abasonyiwa, Newakubadde nga wabawalana eggwanga olw'ebikolwa byabwe.
9. Mumugulumizenga Mukama Katonda waffe, Musinzizenga ku lusozi lwe olutukuvu; Kubanga Mukama Katonda waffe mutukuvu.
About Zabbuli Chapter 99
Read Zabbuli Chapter 99 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 99
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 99 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 99?
Zabbuli Chapter 99 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 99 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 16
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 14
- Zabbuli Chapter 15
- Zabbuli Chapter 119
- Zabbuli Chapter 103
- Zabbuli Chapter 39
- Zabbuli Chapter 11
- Zabbuli Chapter 41