Zabbuli Chapter 48

For English

Read Zabbuli Chapter 48 Online

Read Zabbuli Chapter 48 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 48

Essuula 48

1. Mukama mukulu, agwanira okutenderezebwa ennyo, Mu kibuga kya Katonda waffe, ku lusozi lwe olutukuvu.

2. Olusozi Sayuuni lulungi mu kugulumira kwalwo, Lye ssanyu ery'ensi yonna, ku njuyi ez'obukiika obwa kkono, Ekibuga kya kabaka omukulu.

3. Katonda yeetegeezezza mu mayumba gaakyo nga kye kiddukiro.

4. Kubanga, laba, bakabaka baakuŋŋaana, Ne bayitamu wamu.

5. Ne bakiraba, ne balyoka beewuunya; Ne batya, ne baanguwa okugenda.

6. Ensisi n'ebakwatira omwo; N'okulumwa, ng'omukazi azaala.

7. Omuyaga oguva ebuvanjuba Ogumenyesa amaato ag'e Talusiisi.

8. Nga bwe twawuliranga, bwe twalaba bwe tutyo mu kibuga kya Mukama w'eggye, mu kibuga kya Katonda waffe: Katonda anaakinywezanga emirembe gyonna. (Seera)

9. Twajjuukirira ekisa kyo, ai Katonda, Wakati mu yeekaalu yo.

10. Ng'erinnya lyo bwe liri, ai Katonda, Ettendo lyo bwe liri bwe lityo okutuusa enkomerero y'ensi: Omukono gwo ogwa ddyo gujjudde obutuukirivu.

11. Olusozi Sayuuni lusanyuke, Abawala ba Yuda bajaguze, Olw'emisango gyo.

12. Mutambule okwetooloola Sayuuni, mukibunye: Mubale ebigo byakyo.

13. Mwekalirize enkomera zaakyo. Mulowooze amayumba gaakyo; Mulyoke mubibuulire emirembe egigenda okujja.

14. Kubanga Katonda oyo ye Katonda waffe emirembe n'emirembe: Ye anaabeeranga omusaale waffe okutuusa ku kufa.

About Zabbuli Chapter 48

Read Zabbuli Chapter 48 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 48
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 48 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 48?

Zabbuli Chapter 48 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 48 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 14
  7. Engero Chapter 13

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 133
  2. Zabbuli Chapter 112
  3. Zabbuli Chapter 7
  4. Zabbuli Chapter 10
  5. Zabbuli Chapter 26
  6. Zabbuli Chapter 29
  7. Zabbuli Chapter 2

Related Chapters & Readings

  1. Okubikkulirwa Chapter 20
  2. 2 Ebyomumirembe Chapter 5
  3. Zabbuli Chapter 56
  4. Isaaya Chapter 55
  5. 2 Samwiri Chapter 9
  6. Zabbuli Chapter 53
  7. Lukka Chapter 24
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *