Zabbuli Chapter 2

For English

Read Zabbuli Chapter 2 Online

Read Zabbuli Chapter 2 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 2

Essuula 2

1. Kiki ekibagugumusizza ab'amawanga, N'abantu kiki ekibalowoozesezza ekitaliimu?

2. Bakabaka ab'ensi beeteeseteese, N'abafuga bateesezza ebigambo wamu, Ku Mukama ne ku Masiya we nga boogera nti

3. Ka tumenyemenye enjegere zaabwe, Tusuule wala emigwa gyabwe.

4. Atuula mu ggulu aliseka, Mukama alibaduulira.

5. Mu biro biri alibagamba mu busungu bwe, Alibateganya mu kiruyi kye ekingi:

6. Naye naateeka kabaka wange Ku lusozi lwange olutukuvu Sayuuni.

7. Ekiragiro ndikibuulira: Mukama yaŋŋamba nti Ggwe oli mwana wange; Leero nkuzadde.

8. Onsabe nze, nange ndikuwa amawanga okubeera obusika bwo, N'ensonda ez'ensi okubeera amatwale go.

9. Olibimenya n'omuggo ogw'ekyuma; Olibyasayasa ng'entamu ey'omubumbi.

10. Kale kaakano mubeere n'amagezi, mmwe bakabaka: Muyige, mmwe abasala omusango gw'ensi.

11. Muweereze Mukama n'okutya, Era musanyuke n'okukankana.

12. Munywegere omwana, aleme okusunguwala, nammwe ne mubula mu kkubo, Kubanga obusungu bwe bulibuubuuka mangu. Balina omukisa bonna abamweyuna ye.

About Zabbuli Chapter 2

Read Zabbuli Chapter 2 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 2
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 2 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 2?

Zabbuli Chapter 2 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 2 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 22
  5. Engero Chapter 17
  6. Engero Chapter 12
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 63
  2. Zabbuli Chapter 72
  3. Zabbuli Chapter 114
  4. Zabbuli Chapter 65
  5. Zabbuli Chapter 55
  6. Zabbuli Chapter 135
  7. Zabbuli Chapter 11

Related Chapters & Readings

  1. Ekyamateeka Chapter 26
  2. Ezekyeri Chapter 27
  3. 2 Samwiri Chapter 17
  4. Ezera Chapter 3
  5. Abaefeeso Chapter 5
  6. Ekyamateeka Chapter 34
  7. 1 Ebyomumirembe Chapter 23
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *