Zabbuli Chapter 56

For English

Read Zabbuli Chapter 56 Online

Read Zabbuli Chapter 56 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 56

Essuula 56

1. Onsaasire, ai Katonda; kubanga abantu baagala okummira nze: Bazibya obudde nga balwana nga banjooga.

2. Abalabe bange baagala okummira obudde okuziba: Kubanga abalwana nange n'amalala bangi.

3. Buli lwe nnaatyanga, Neesiganga ggwe.

4. Mu Katonda ndyebaza ekigambo kye: Katonda gwe nneesize, siritya; Ab'omubiri bayinza kunkola ki?

5. Bakyusa ebigambo byange okuzibya obudde: Ebirowoozo byabwe byonna bimbaako olw'obubi.

6. Beekuŋŋaanya, beekweka, Bakebera ebisinde byange, Nga bwe baateega emmeeme yange.

7. Baliwona olw'obutali butuukirivu? Mu busungu suula amawanga, ai Katonda.

8. Ggwe obala okutambulatambula kwange: Oteeke amaziga gange mu kasumbi ko; Tegawandiikibwa mu kitabo kyo?

9. Abalabe bange ne balyoka badda ennyuma ku lunaku lwe ndikaabiriramu: Kino kye mmanyi, nga Katonda ali ku lwange.

10. Mu Katonda nditendereza ekigambo kye: Mu Mukama nditendereza ekigambo kye.

11. Katonda gwe nneesize, siritya; Abantu bayinza okunkola ki?

12. Ebirayiro byo biri ku nze, ai Katonda: Ndisasula ssaddaaka ez'okwebaza eri ggwe.

13. Kubanga wawonya emmeeme yange okufa: Tewawonya bigere byange okwesittala? Ndyoke ntambule mu maaso ga Katonda mu musana ogw'abantu abalamu.

About Zabbuli Chapter 56

Read Zabbuli Chapter 56 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 56
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 56 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 56?

Zabbuli Chapter 56 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 56 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 14
  7. Engero Chapter 13

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 114
  2. Zabbuli Chapter 146
  3. Zabbuli Chapter 122
  4. Zabbuli Chapter 30
  5. Zabbuli Chapter 90
  6. Zabbuli Chapter 94
  7. Zabbuli Chapter 45

Related Chapters & Readings

  1. Okubikkulirwa Chapter 5
  2. Zekkaliya Chapter 7
  3. 2 Ebyomumirembe Chapter 9
  4. Makko Chapter 14
  5. Ebikolwa Chapter 15
  6. Tito Chapter 2
  7. Ebikolwa Chapter 23
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *