Read Zabbuli Chapter 116 Online
Read Zabbuli Chapter 116 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 116
Essuula 116
1. Mmwagala Mukama, kubanga awulidde Eddoboozi lyange n'okwegayirira kwange.
2. Kubanga antegedde okutu, Kyennaavanga mmukoowoola nga nkyali mulamu.
3. Emigwa egy'okufa gyansiba. N'okulumwa kw'emagombe kwankwata: Ne ndaba ennaku n'okutegana.
4. Ne ndyoka nkoowoola erinnya lya Mukama; Nti Ai Mukama, nkwegayiridde, omponye emmeeme yange.
5. Mukama wa kisa, era mutuukirivu; Weewaawo, Katonda waffe alina okusaasira.
6. Mukama akuuma abo abatalina nkwe: Najeezebwa, n'andokola.
7. Komawo mu kiwummulo kyo, ggwe emmeeme yange; Kubanga Mukama akukoledde eby'ekisa ekingi.
8. Kubanga omponyezza emmeeme yange okufa, Amaaso gange obutakaaba maziga, N'ebigere byange obutagwa.
9. Naatambuliranga mu maaso ga Mukama Mu nsi y'abalamu.
10. Nzikiriza, kubanga ndyogera: Nabonyaabonyezebwa nnyo:
11. Ne njogera nga nnyanguwa Nti Abantu bonna bulimba.
12. Kiki kye ndisasula Mukama Olw'ebirungi bye byonna eri nze?
13. Nditoola akakompe ak'obulokozi, Era ndikaabira erinnya lya Mukama.
14. Ndisasula obweyamo bwange eri Mukama, Weewaawo, mu maaso g'abantu be bonna.
15. Okufa kw'abatukuvu be Kwa muwendo mungi mu maaso ga Mukama.
16. Ai Mukama, mazima nze ndi muddu wo: Nze ndi muddu wo, era omwana w'omuzaana wo; Osumuludde ebyansiba.
17. Ndikuwa ssaddaaka ey'okwebaza, Era ndikaabira erinnya lya Mukama.
18. Ndisasula obweyamo bwange eri Mukama, Weewaawo, mu maaso g'abantu be bonna;
19. Mu mpya z'ennyumba ya Mukama, Wakati mu ggwe, ggwe Yerusaalemi. Mumutendereze Mukama.
About Zabbuli Chapter 116
Read Zabbuli Chapter 116 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 116
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 116 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 116?
Zabbuli Chapter 116 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 116 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 16
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 66
- Zabbuli Chapter 103
- Zabbuli Chapter 35
- Zabbuli Chapter 117
- Zabbuli Chapter 64
- Zabbuli Chapter 36
- Zabbuli Chapter 139