Zabbuli Chapter 95

For English

Read Zabbuli Chapter 95 Online

Read Zabbuli Chapter 95 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 95

Essuula 95

1. Mujje, tuyimbire Mukama: Tuyimbire n'eddoboozi ery'essanyu ejjinja ery'obulokozi bwaffe.

2. Tujje mu maaso ge n'okwebaza, Tumuyimbire n'eddoboozi ery'essanyu ne zabbuli.

3. Kubanga Mukama ye Katonda omukulu, Era Kabaka omukulu asinga bakatonda bonna.

4. Enkonko z'ensi ziri mu mukono gwe; N'entikko z'ensozi nazo zizze.

5. Ennyanja yiye, era yagikola; N'emikono gye gye gyabumba olukalu.

6. Mujje, tusinze, tuvuuname; Tufukamire mu maaso ga Mukama Omutonzi waffe:

7. Kubanga ye Katonda waffe, Naffe tuli bantu ba ttale lye, era endiga ez'omu mukono gwe. Leero, oba nga munaawulira eddoboozi lye,

8. Temukakanyaza mitima gyammwe, nga e Meriba, Nga ku lunaku olw'e Masa mu ddungu:

9. Bajjajja bammwe bwe bankema, Ne bangeza, ne balaba omulimu gwange.

10. Emyaka amakumi ana nanyiikaalira ab'emirembe giri, Ne njogera nti Be bantu abakyama mu mutima gwabwe, So tebamanya makubo gange:

11. Kyennava ndayira mu busungu bwange, Nga tebaliyingira mu kiwummulo kyange.

About Zabbuli Chapter 95

Read Zabbuli Chapter 95 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 95
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 95 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 95?

Zabbuli Chapter 95 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 95 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 25
  3. Engero Chapter 19
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 54
  2. Zabbuli Chapter 33
  3. Zabbuli Chapter 39
  4. Zabbuli Chapter 66
  5. Zabbuli Chapter 107
  6. Zabbuli Chapter 128
  7. Zabbuli Chapter 137

Related Chapters & Readings

  1. 1 Bassekabaka Chapter 18
  2. 1 Timoseewo Chapter 2
  3. Zabbuli Chapter 118
  4. Ebikolwa Chapter 18
  5. Zabbuli Chapter 11
  6. Ebikolwa Chapter 16
  7. Matayo Chapter 21
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *