Read Zabbuli Chapter 92 Online
Read Zabbuli Chapter 92 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 92
Essuula 92
1. Kirungi okwebazanga Mukama, N'okuyimba okutenderezanga erinnya lyo, ggwe ali waggulu ennyo:
2. Okwolesanga ekisa kyo enkya, N'obwesigwa bwo buli kiro.
3. N'ekivuga ekirina enkoba ekkumi, era n'amadinda: N'eddoboozi ery'okusinza ery'ennanga.
4. Kubanga ggwe, Mukama, onsanyusizza n'omulimu gwo: Naajagulizanga emirimu gy'emikono gyo.
5. Emirimu gyo nga mikulu, ai Mukama Ebirowoozo byo bya buziba nnyo.
6. Omuntu ali ng'ensolo tamanyi kino, So nga n'omusirusiru takitegeera:
7. Ababi bwe baloka ng'omuddo, Era abakozi b'obubi bonna bwe beera; Kyebava beera bazikirizibwe emirembe gyonna:
8. Naye ggwe, ai Mukama, ogulumizibwanga emirembe n'emirembe.
9. Kubanga, laba, abalabe bo, ai Mukama, Kubanga, laba, abalabe bo balizikirira; Abakozi b'obubi bonna balisaasaanyizibwa.
10. Naye ogulumizizza ejjembe lyange ng'ery'embogo: Nfukiddwako amafuta amaggya.
11. Era eriiso lyange Lirabye bye njagala nga bituuse ku balabe bange, Amatu gange gawulidde bye njagala nga bituuse ku abo abakola obubi abangolokokerako.
12. Omutuukirivu alyera ng'olukindu; Alikula ng'omuvule mu Lebanooni.
13. Abasimbirwa mu nnyumba ya Mukama Balyerera mu mpya za Katonda waffe.
14. Baliba nga bakyabala ebibala nga bakaddiye; Balijjula amazzi, baligejja:
15. Balage nga Mukama mutuukirivu; Oyo lye jjinja lyange, so mu ye temuli butali butuukirivu.
About Zabbuli Chapter 92
Read Zabbuli Chapter 92 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 92
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 92 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 92?
Zabbuli Chapter 92 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 92 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 16
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 28
- Engero Chapter 14
- Engero Chapter 13
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 104
- Zabbuli Chapter 99
- Zabbuli Chapter 88
- Zabbuli Chapter 91
- Zabbuli Chapter 93
- Zabbuli Chapter 122
- Zabbuli Chapter 2