Zabbuli Chapter 32

For English

Read Zabbuli Chapter 32 Online

Read Zabbuli Chapter 32 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 32

Essuula 32

1. Aweereddwa omukisa asonyiyiddwa ekyonoono kye n'ekibi kye kikwekeddwa.

2. Aweereddwa omukisa Mukama gw'atabalira butali butuukirivu. Ne mu mwoyo gwe temuli bukuusa.

3. Bwe nnasirikanga, amagumba gange gaakaddiwanga, Olw'okukaaba kwange obudde okuziba.

4. Kubanga emisana n'ekiro omukono gwo gwanzitoowereranga: Amazzi gange ne gakaliranga ng'olw'omusana ogw'ekyeya.(Seera)

5. Ne nkwatulira ekibi kyange, n'obutali butuukirivu bwange ne ssibukweka: Nayogera nti Mukama naamwatulira ebyonoono byange; Naawe n'onsonyiwa obutali butuukirivu obw'ekibi kyange. (Seera)

6. Ku lw'ekyo buli atya Katonda akusabenga mu biro by'oyinza okulabikiramu: Mazima mu ntaba ez'amazzi amangi tebalituuka gy'ali.

7. Oli bwekweko bwange; ononkuumanga mu kulaba ennaku; Ononneetooloozanga ennyimba ez'obulokozi. (Seera)

8. Naakuyigirizanga naakulanganga mu kkubo ly'onooyitangamu: Naakuteesezanga ebigambo eriiso lyange nga liri ku ggwe.

9. Temuba nga mbalaasi, n'ennyumbu, ezitalina magezi: Ezigwanira okusibibwa ekyuma n'olukoba okuziziyiza, Awatali ebyo, tezirijja gy'oli.

10. Ababi banaalabanga ennaku nnyingi: Naye oyo eyeesiga Mukama okusaasirwa kunaamwetooloolanga.

11. Musanyukire Mukama, mujaguze, mmwe abatuukirivu: Mwogerere waggulu olw'essanyu, mwenna abalina omutima ogw'amazima.

About Zabbuli Chapter 32

Read Zabbuli Chapter 32 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 32
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 32 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 32?

Zabbuli Chapter 32 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 32 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 145
  2. Zabbuli Chapter 4
  3. Zabbuli Chapter 7
  4. Zabbuli Chapter 97
  5. Zabbuli Chapter 68
  6. Zabbuli Chapter 20
  7. Zabbuli Chapter 31

Related Chapters & Readings

  1. Zabbuli Chapter 59
  2. Matayo Chapter 9
  3. Yakobo Chapter 3
  4. Olubereberye Chapter 46
  5. Danyeri Chapter 7
  6. Ezekyeri Chapter 45
  7. Zabbuli Chapter 87
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *