Zabbuli Chapter 76

For English

Read Zabbuli Chapter 76 Online

Read Zabbuli Chapter 76 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 76

Essuula 76

1. Mu Yuda Katonda amanyibwa: Erinnya lye kkulu mu Isiraeri.

2. Era mu Salemi eweema ye mweri, N'ekifo kye ky'atuulamu mu Sayuuni.

3. Eyo gye yamenyera obusaale obw'omutego, Engabo, n'ekitala, n'olutalo. (Seera

4. Oli wa kitiibwa, osinga, okuva ku nsozi ez'omunyago.

5. Ab'emitima emizira banyagiddwa, beebase mu tulo twabwe; So mu bantu ab'amaanyi temuli abalabye emikono gyabwe.

6. Ggwe onenyezza, ggwe Katonda wa Yakobo, Eggaali era n'embalaasi n'ebyebasibwa otulo otw'okufa.

7. Ggwe, ggwe ogwanira okutiibwa: Era ani ayinza okuyimirira mu maaso go ng'omaze okusunguwala?

8. Wawuliza omusango nga guvudde mu ggulu; Ensi n'etya, n'esirika;

9. Katonda bwe yagolokoka okusala omusango, Okulokola abawombeefu bonna abali mu nsi. (Seera)

10. Mazima obusungu bw'abantu bulikutendereza: Obusungu obulisigalawo olibwesiba.

11. Mweyame obweyamo, musasule Mukama Katonda wammwe: Bonna abamwetoolodde baleetere ebirabo oyo agwanira okutiibwa.

12. Alizikiriza omwoyo gw'abalangira: Ye w'entiisa eri bakabaka b'ensi.

About Zabbuli Chapter 76

Read Zabbuli Chapter 76 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 76
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 76 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 76?

Zabbuli Chapter 76 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 76 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 12
  4. Engero Chapter 23
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 17
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 86
  2. Zabbuli Chapter 13
  3. Zabbuli Chapter 88
  4. Zabbuli Chapter 32
  5. Zabbuli Chapter 138
  6. Zabbuli Chapter 36
  7. Zabbuli Chapter 92

Related Chapters & Readings

  1. Yeremiya Chapter 33
  2. Olubereberye Chapter 37
  3. Matayo Chapter 27
  4. Ekyamateeka Chapter 24
  5. Yobu Chapter 3
  6. Ekyamateeka Chapter 10
  7. Zabbuli Chapter 104
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *