Zabbuli Chapter 108

For English

Read Zabbuli Chapter 108 Online

Read Zabbuli Chapter 108 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 108

Essuula 108

1. Omutima gwange gunywedde, ai Katonda; Naayimba, weewaawo, naayimba okutendereza, naayimba n'ekitiibwa kyange.

2. Muzuukuke, mmwe amadinda n'ennanga: Nze naakeera nnyo okuzuukuka.

3. Naakwebazanga ggwe, ai Mukama, mu mawanga: Era naayimbanga okukutendereza mu bantu.

4. Kubanga okusaasira kwo kungi, kusinga eggulu: N'amazima go gatuuka mu ggulu.

5. Ogulumizibwe, ai Katonda, okusinga eggulu: N'ekitiibwa kyo okusinga ensi zonna.

6. Muganzi wo alyoke awone, Olokole n'omukono gwo ogwa ddyo, otuddemu.

7. Katonda yayogera mu butukuvu bwe nti Ndijaguza: Ndisala mu Sekemu, era ndigabaagaba ekiwonvu ekya Sukkosi.

8. Gireyaadi wange; Manase wange; Efulayimu naye yakuuma omutwe gwange; Yuda gwe muggo gwange ogw'obwakabaka.

9. Mowaabu kye kinaabirwamu kyange; Edomu ndimukasukira engatto Yange Ndyogerera waggulu ku Firisutiya.

10. Ani alinnyingiza mu kibuga eky'amaanyi? Ani eyandeeta mu Edomu?

11. Totusudde, ai Katonda? So totabaala, ai Katonda, n'eggye lyaffe.

12. Otuyambe eri omulabe: Kubanga obuyambi bw'abantu tebuliimu.

13. Katonda ye alitukoza eby'obuzira: Kubanga oyo ye alinnyirira ku balabe baffe.

About Zabbuli Chapter 108

Read Zabbuli Chapter 108 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 108
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 108 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 108?

Zabbuli Chapter 108 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 108 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 14
  7. Engero Chapter 13

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 145
  2. Zabbuli Chapter 47
  3. Zabbuli Chapter 56
  4. Zabbuli Chapter 64
  5. Zabbuli Chapter 67
  6. Zabbuli Chapter 59
  7. Zabbuli Chapter 140

Related Chapters & Readings

  1. Ezekyeri Chapter 47
  2. Isaaya Chapter 19
  3. Okuva Chapter 37
  4. Yeremiya Chapter 9
  5. Yobu Chapter 7
  6. Yobu Chapter 38
  7. Okubikkulirwa Chapter 5
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *