Read Zabbuli Chapter 83 Online
Read Zabbuli Chapter 83 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 83
Essuula 83
1. Ai Katonda, tosirika nate: Toleka kwogera, so tobeererawo, ai Katonda.
2. Kubanga, laba, abalabe bo bayoogaana: N'abo abakukyawa bayimusizza omutwe.
3. Basala enkwe ku bantu bo, Bateesa wamu obubi ku bantu bo abakweke.
4. Boogedde nti Mujje tubazikirize balemenga okuba eggwanga; Erinnya lya Isiraeri liremenga okujjukirwa nate.
5. Kubanga bateesezza wamu n'omwoyo gumu; Balagaana endagaano ku ggwe:
6. Eweema za Edomu n'ez'Abaisimaeri; Mowaabu, n'Abakagale;
7. Gebali, ne Amoni, ne Amaleki; Firisutiya awamu n'abo abatuula mu Ttuulo:
8. Era n'Obwasuli bwegasse nabo; Bayambye abaana ba Lutti. (Seera)
9. Obakole nga bwe wakola Midiyaani; nga Sisera, nga Yabini, ku mugga Kisoni;
10. Abaazikiririra e Endoli; Ne bafuuka nga obusa ku ttaka.
11. Abakungu baabwe obafaananye nga Olebu ne Zeebu; Weewaawo, abalangira baabwe bonna nga Zeba ne Zalumunna:
12. Abaayogera nti Twetwalire fekka Ennyumba za Katonda tuzirye.
13. Ai Katonda wange, obafuule ng'enfuufu ey'akazimu; Ng'ebisasiro empewo bye zitwala.
14. Ng'omuliro ogwokya ekibira, Era ng'ennimi z'omuliro ezookya ensozi;
15. Obayigganye bw'otyo ne kibuyaga wo, Era obatiise n'empewo zo.
16. Jjuza amaaso gaabwe okweraliikirira; Banoonyenga erinnya lyo, ai Mukama.
17. Bakwatibwenga ensonyi, batyenga ennaku zonna; Weewaawo, beeraliikirirenga bazikirirenga:
18. Balyoke bategeerenga nga ggwe wekka, erinnya lyo YAKUWA, Oli waggulu nnyo ng'ofuga ensi yonna.
About Zabbuli Chapter 83
Read Zabbuli Chapter 83 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 83
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 83 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 83?
Zabbuli Chapter 83 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 83 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 16
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 146
- Zabbuli Chapter 101
- Zabbuli Chapter 90
- Zabbuli Chapter 119
- Zabbuli Chapter 131
- Zabbuli Chapter 121
- Zabbuli Chapter 150