Zabbuli Chapter 21

For English

Read Zabbuli Chapter 21 Online

Read Zabbuli Chapter 21 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 21

Essuula 21

1. Kabaka anaasanyukiranga amaanyi go, ai Mukama; N'obulokozi bwo ng'anaabujagulizanga nnyo!

2. Omuwadde omutima gwe kye gwagala, So tomummye emimwa gye kye gisabye. (Seera)

3. Kubanga omusisinkanye n'eby'omukisa eby'obulungi: Omuteekako ku mutwe gwe engule ey'ezaabu ennungi.

4. Yakusaba obulamu, n'obumuwa; Era n'ennaku ennyingi ez'emirembe n'emirembe.

5. Ekitiibwa kye kingi mu bulokozi bwo: Ekitiibwa n'obukulu obimussaako.

6. Kubanga omuteekawo okuba omukisa omungi emirembe gyonna: Omusanyusa essanyu mu maaso go.

7. Kubanga kabaka yeesiga Mukama, N'olw'ekisa ky'oyo ali waggulu ennyo taasagaasaganenga.

8. Omukono gwo gulituuka ku balabe bo bonna: Omukono gwo ogwa ddyo gulituuka ku abo abakukyawa.

9. Olibafaananya ng'ekikoomi ekyaka mu biro eby'obusungu bwo. Mukama alibamira mu kiruyi kye, N'omuliro gulibalya.

10. Ebibala byabwe olibizikiriza ku nsi, N'ezzadde lyabwe mu baana b'abantu.

11. Kubanga baakuteeseza obubi: Baasala olukwe, lwe bataayinza kukola.

12. Kubanga olibazza ennyuma, Oliteekateeka engoye zo ez'omutego ku maaso gaabwe.

13. Ogulumizibwenga, ai Mukama, mu maanyi go: Tulyoke tuyimbenga tutenderezenga obuyinza bwo.

About Zabbuli Chapter 21

Read Zabbuli Chapter 21 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 21
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 21 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 21?

Zabbuli Chapter 21 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 21 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 17
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 16
  7. Engero Chapter 14

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 48
  2. Zabbuli Chapter 23
  3. Zabbuli Chapter 13
  4. Zabbuli Chapter 122
  5. Zabbuli Chapter 141
  6. Zabbuli Chapter 45
  7. Zabbuli Chapter 41

Related Chapters & Readings

  1. Ezekyeri Chapter 32
  2. Olubereberye Chapter 12
  3. Amosi Chapter 7
  4. Lukka Chapter 14
  5. Ezekyeri Chapter 23
  6. Ebikolwa Chapter 19
  7. Zabbuli Chapter 59
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *