Zabbuli Chapter 85

For English

Read Zabbuli Chapter 85 Online

Read Zabbuli Chapter 85 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 85

Essuula 85

1. Mukama, watunuulira ensi yo n'ekisa: Wazza obusibe bwa Yakobo.

2. Wasonyiwa obutali butuukirivu obw'abantu bo, Wabikka ku kibi kyabwe kyonna. (Seera)

3. Waggyawo obusungu bwo bwonna: Wakyuka n'oleka ekiruyi kyo ekikambwe:

4. Otukyuse, ai Katonda ow'obulokozi bwaffe. Era okunyiiga kwo kuggweewo eri ffe.

5. Onootuusunguwaliranga ennaku zonna? Onootuusanga obusungu bwo emirembe gyonna?

6. Tolituzuukiza nate, Abantu bo bakusanyukirenga ggwe?

7. Otulage okusaasira kwo, ai Mukama, Otuwe obulokozi bwo.

8. Ka mpulire Katonda Mukama by'anaayogera: Kubanga anaabuulira abantu be emirembe, n'abatukuvu be: Naye baleme okukyama nate mu busirusiru.

9. Mazima obulokozi bwe buba kumpi abo abamutya; Ekitiibwa kiryoke kituulenga mu nsi yaffe.

10. Okusaasira n'amazima birabaganye; Obutuukirivu n'emirembe binywegeraganye.

11. Amazima galose mu ttaka; N'obutuukirivu butunudde ku nsi nga buyima mu ggulu.

12. Weewaawo, Mukama anaagabanga ebirungi; N'ensi yaffe eneereetanga ekyengera kyayo.

13. Obutuukirivu bunaamukulemberanga; Era bunaakubiranga ebigere bye ekkubo.

About Zabbuli Chapter 85

Read Zabbuli Chapter 85 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 85
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 85 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 85?

Zabbuli Chapter 85 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 85 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 17
  2. Engero Chapter 12
  3. Engero Chapter 25
  4. Engero Chapter 22
  5. Engero Chapter 19
  6. Engero Chapter 23
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 27
  2. Zabbuli Chapter 9
  3. Zabbuli Chapter 128
  4. Zabbuli Chapter 50
  5. Zabbuli Chapter 61
  6. Zabbuli Chapter 131
  7. Zabbuli Chapter 16

Related Chapters & Readings

  1. 2 Abakkolinso Chapter 4
  2. Firemooni Chapter 1
  3. Okuva Chapter 37
  4. Matayo Chapter 6
  5. Isaaya Chapter 34
  6. Matayo Chapter 11
  7. Yeremiya Chapter 38
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *