Zabbuli Chapter 115

For English

Read Zabbuli Chapter 115 Online

Read Zabbuli Chapter 115 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zabbuli 115

Essuula 115

1. Si ffe, ai Mukama, si ffe, Wabula erinnya lyo lye ligwana okuweebwa ekitiibwa Olw'okusaasira kwo, n'olw'amazima go.

2. Kiki ekinaaba kiboogeza ab'amawanga Nti Katonda waabwe ali ludda wa kaakano?

3. Naye Katonda waffe ali mu ggulu: Akoze bye yayagala byonna.

4. Ebifaananyi byabwe ye ffeeza, ye zaabu, Omulimu ogw'emikono gy'abantu.

5. Birina obumwa, naye tebyogera; Birina amaaso, naye tebiraba;

6. Birina amatu, naye tebiwulira; Birina ennyindo, naye tebiwunyiriza;

7. Birina engalo, naye tebizikwasa kintu; Birina ebigere, naye tebitambula; So tebyogeza bulago bwabyo.

8. Ababikola balibifaanana; Weewaawo, buli abyesiga.

9. Ggwe Isiraeri, mwesigenga Mukama: Ye mubeezi waabwe, ye ngabo yaabwe.

10. Ggwe ennyumba ya Alooni, mwesigenga Mukama: Ye mubeezi waabwe, ye ngabo yaabwe.

11. Mmwe abatya Mukama, mwesigenga Mukama: Ye mubeezi waabwe, ye ngabo yaabwe.

12. Mukama atujjukidde; alituwa omukisa; Aliwa omukisa ennyumba ya Isiraeri; Aliwa omukisa ennyumba ya Alooni.

13. Aliwa omukisa abo abatya Mukama, Abato era n'abakulu.

14. Mukama ayongerenga bulijjo okubaaza Mmwe n'abaana bammwe.

15. Mmwe muweereddwa Mukama omukisa, Eyakola eggulu n'ensi.

16. Eggulu lye ggulu lya Mukama; Naye ensi yagiwa abaana b'abantu.

17. Abafu tebatendereza Mukama, Newakubadde abo bonna abakka mu kusirika;

18. Naye ffe tuneebazanga Mukama Okuva leero okutuusa emirembe gyonna. Mumutendereze Mukama.

About Zabbuli Chapter 115

Read Zabbuli Chapter 115 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zabbuli
Chapter: 115
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zabbuli Chapter 115 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zabbuli Chapter 115?

Zabbuli Chapter 115 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 115 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 12
  4. Engero Chapter 23
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 17
  7. Engero Chapter 10

Explore More from Zabbuli

  1. Zabbuli Chapter 4
  2. Zabbuli Chapter 37
  3. Zabbuli Chapter 36
  4. Zabbuli Chapter 38
  5. Zabbuli Chapter 75
  6. Zabbuli Chapter 133
  7. Zabbuli Chapter 39

Related Chapters & Readings

  1. 2 Bassekabaka Chapter 16
  2. Okubala Chapter 28
  3. Yoswa Chapter 8
  4. Matayo Chapter 28
  5. Yokaana Chapter 2
  6. Isaaya Chapter 18
  7. 1 Samwiri Chapter 26
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *