Read Zabbuli Chapter 80 Online
Read Zabbuli Chapter 80 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 80
Essuula 80
1. Ai Omusumba wa Isiraeri, wulira, Ggwe aluŋŋamya Yusufu ng'ekisibo; Ggwe atuula wakati wa bakerubi, yakira ddala.
2. Mu maaso ga Efulayimu ne Benyamini ne Manase, kubiriza amaanyi go, Ojje otulokole.
3. Otukyuse nate, ai Katonda; Oyase amaaso go, naffe tulirokoka.
4. Ai Mukama Katonda ow'eggye, Olituusa wa okusunguwalira okusaba kw'abantu bo?
5. Wabaliisa emmere ey'amaziga, Era wabawa amaziga amangi okunywa.
6. Otufuula oluyombo eri baliraanwa baffe: N'abalabe baffe baseka bokka na bokka.
7. Otukyuse nate, ai Katonda ow'eggye; Era oyase amaaso go, naffe tulirokoka.
8. Waggya omuzabbibu mu Misiri: Wagobamu amawanga, n'ogusimba.
9. Wasaawa mu maaso gaagwo, Ne gusimba nnyo emmizi, ne gujjula ensi.
10. Ensozi ne zibikkibwa n'ekisiikirize kyagwo, N'amatabi gaagwo ne gaba ng'emivule gya Katonda.
11. Gwaloka amatabi gaagwo okutuusa ku nnyanja N'ensibuko zaagwo okutuusa ku Mugga.
12. Kiki ekyakumenyesa enkomera zaagwo, Bonna abayita mu kkubo ne bagunogako?
13. Embizzi eva mu kibira egunyaga, N'ensolo ez'omu nsiko zigulyako.
14. Okyuke nate, tukwegayiridde, ai Katonda ow'eggye: Otunuulire wansi ng'oyima mu ggulu, olabe, ojjire omuzabbibu ogwo.
15. N'ekikolo omukono gwo ogwa ddyo kye gwasimba, N'ettabi lye weekolera ery'amaanyi.
16. Gwokeddwa omuliro, gutemeddwa ddala: Bazikirira amaaso go bwe gabanenya.
17. Omukono gwo gube ku musajja ow'omukono gwo ogwa ddyo, Ku mwana w'omuntu gwe weekolera ow'amaanyi.
18. Naffe tetulidda nnyuma okukuleka: Otuzuukize ggwe, naffe tunaakaabiranga erinnya lyo.
19. Otukyuse, nate, ai Mukama Katonda ow'eggye; Oyase amaaso go, naffe tulirokoka.
About Zabbuli Chapter 80
Read Zabbuli Chapter 80 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 80
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 80 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 80?
Zabbuli Chapter 80 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 80 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 16
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 70
- Zabbuli Chapter 67
- Zabbuli Chapter 44
- Zabbuli Chapter 110
- Zabbuli Chapter 4
- Zabbuli Chapter 61
- Zabbuli Chapter 102