Read Zabbuli Chapter 148 Online
Read Zabbuli Chapter 148 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 148
Essuula 148
1. Mumutendereze Mukama Mumutendereze Mukama, mmwe abayima mu ggulu: Mumutendereze mu bifo ebya waggulu.
2. Mumutendereze, mmwe bamalayika be bonna: Mumutendereze, mmwe eggye lye lyonna.
3. Mumutendereze, mmwe enjuba n'omwezi: Mumutendereze, mmwe emmunyeenye zonna ezaaka.
4. Mumutendereze, mmwe eggulu ly'eggulu, Nammwe amazzi agali waggulu w'eggulu.
5. Bitendereze erinnya lya Mukama: Kubanga yalagira, ne bitondebwa.
6. Era yabinyweza okutuusa emirembe n'emirembe: Yateeka etteeka eritaridiba.
7. Mumutendereze Mukama, mmwe abali mu nsi, Mmwe balukwata, n'ebifo byonna eby'obuziba:
8. Omuliro n'omuzira, serugi n'omukka: Omuyaga ogutuukiriza ekigambo kye:
9. Ensozi n'obusozi bwonna; Emiti egibala n'emivule gyonna:
10. Ensolo n'ente zonna; Ebyewalula n'ennyonyi ezibuuka:
11. Bakabaka b'ensi n'amawanga gonna; Abalangira n'abalamuzi bonna ab'ensi:
12. Abavubuka n'abawala; Abakadde n'abato:
13. Batendereze erinnya lya Mukama; Kubanga erinnya lye yekka lye ligulumizibwa: Ekitiibwa kye kiri kungulu ku nsi ne ku ggulu.
14. Era agulumizizza ejjembe ery'abantu be, Ettendo eryabatukuvu be bonna; Be baana ba Isiraeri, abantu abamuli okumpi: Mumutendereze Mukama.
About Zabbuli Chapter 148
Read Zabbuli Chapter 148 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 148
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 148 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 148?
Zabbuli Chapter 148 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 148 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 16
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 28
- Engero Chapter 14
- Engero Chapter 13
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 94
- Zabbuli Chapter 147
- Zabbuli Chapter 1
- Zabbuli Chapter 55
- Zabbuli Chapter 20
- Zabbuli Chapter 17
- Zabbuli Chapter 133