Read Zabbuli Chapter 97 Online
Read Zabbuli Chapter 97 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zabbuli and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Zabbuli 97
Essuula 97
1. Mukama afuga; ensi esanyuke: Ebizinga bijaguze bwe byenkana obungi.
2. Ebire n'ekizikiza bimwetooloola: Obutuukirivu n'omusango bye binyweza entebe ye.
3. Omuliro gumukulembera, Gwokya abalabe be eruuyi n’eruuyi.
4. Enjota ze zaamulisa ensi: Ensi n'eraba n'ekankana.
5. Ensozi z'asaanuuka ng'envumbo awali Mukama, Awali Mukama w'ensi zonna.
6. Eggulu libuulira obutuukirivu bwe, N'amawanga gonna galabye ekitiibwa kye.
7. Bakwatibwe ensonyi bonna abasinza ebifaananyi ebyole, Abeenyumiriza olw'ebifaananyi: Mumusinze ye, mmwe bakatonda mwenna.
8. Sayuuni yawulira n'asanyuka, N'abawala ba Yuda ne bajaguza; Olw'emisango gyo, ai Mukama.
9. Kubanga ggwe, Mukama, oli waggulu nnyo ku nsi zonna: Ogulumizibwa okusinga ennyo bakatonda bonna.
10. Kale mmwe abaagala Mukama, mukyawe obubi: Akuuma emmeeme z'abatukuvu be; Abawonya mu mukono gw'omubi.
11. Omusana gwasigirwa omutuukirivu, N'essanyu oyo alina omutima ogw'amazima.
12. Musanyukire Mukama, mmwe abatuukirivu Era mwebaze erinnya lye ettukuvu.
About Zabbuli Chapter 97
Read Zabbuli Chapter 97 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zabbuli in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Zabbuli
Chapter: 97
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zabbuli. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Zabbuli Chapter 97 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Zabbuli Chapter 97?
Zabbuli Chapter 97 is part of the Book of Zabbuli in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Zabbuli Chapter 97 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 16
Explore More from Zabbuli
- Zabbuli Chapter 10
- Zabbuli Chapter 5
- Zabbuli Chapter 82
- Zabbuli Chapter 9
- Zabbuli Chapter 149
- Zabbuli Chapter 13
- Zabbuli Chapter 126