Read 1 Ebyomumirembe Chapter 13 Online
Read 1 Ebyomumirembe Chapter 13 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Ebyomumirembe and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
1 Ebyomumirembe 13
Essuula 13
1. Awo Dawudi n'ateesa n'abaami b'enkumi n'ab'ebikumi, buli mukulu.
2. Dawudi n'agamba ekkuŋŋaaniro lyonna erya Isiraeri nti Oba nga musiima bwe mutyo, era oba nga kivudde eri Mukama Katonda waffe, tutume wonna wonna eri baganda baffe abasigaddewo mu nsi yonna eya Isiraeri, bakabona n'Abaleevi be bali nabo mu bibuga byabwe, ebiriko ebyalo, bakuŋŋaanire gye tuli;
3. tukomyewo gye tuli essanduuko ya Katonda waffe: kubanga tetwagyebuuzangako kigambo mu mirembe gya Sawulo.
4. Ekkuŋŋaaniro lyonna ne boogera nga banaakola bwe batyo: kubanga ekigambo kyali kirungi mu maaso g'abantu bonna.
5. Awo Dawudi n'akuŋŋaanya Isiraeri yenna, okuva ku Sikoli akagga ak'e Misiri okutuuka awayingirirwa e Kamasi, okuleeta essanduuko ya Katonda nga bagiggya e Kiriyasuyalimu.
6. Dawudi n'ayambuka ne Isiraeri yenna e Baala, ye Kiriyasuyalimu, ekya Yuda, okukimayo essanduuko ya Katonda, Mukama atuula ku bakerubi, ayitibwa Erinnya lye nnyini.
7. Ne basitulira essanduuko ya Katonda ku ggaali eriggya, ne bagiggya mu nnyumba ya Abinadaabu; Uzza ne Akiyo ne bagoba eggaali.
8. Dawudi ne Isiraeri yenna ne bazannyira mu maaso ga Katonda n'amaanyi gaabwe gonna; nga bayimba era nga bakuba ennanga n'entongooli, n'ebitaasa n'ebisaala, n'amakondeere.
9. Awo bwe baatuuka ku gguuliro lya Kidoni, Uzza n'agolola omukono gwe okukwata essanduuko; kubanga ente zeesitadde.
10. Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira Uzza, n'amutta, kubanga yagolola omukono gwe ku ssanduuko: n'afiira eyo mu maaso ga Katonda.
11. Dawudi n'anyiiga kubanga Mukama ng'awamatukidde Uzza: n'ayita ekifo ekyo Perezuzza, ne leero.
12. Dawudi n'atya Katonda ku lunaku olwo, ng'ayogera nti Naakomyawo ntya essanduuko ya Katonda eka ewange?
13. Awo Dawudi n'ataleeta ssanduuko okugireeta gy'ali mu kibuga kya Dawudi, naye n'agikyamya mu nnyumba ya Obededomu Omugitti.
14. Essanduuko ya Katonda n'emala emyezi esatu ng'eri n'aba Obededomu mu nnyumba ye: Mukama n'awa omukisa ennyumba ya Obededomu ne byonna bye yalina.
About 1 Ebyomumirembe Chapter 13
Read 1 Ebyomumirembe Chapter 13 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: 1 Ebyomumirembe
Chapter: 13
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Ebyomumirembe. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading 1 Ebyomumirembe Chapter 13 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is 1 Ebyomumirembe Chapter 13?
1 Ebyomumirembe Chapter 13 is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete 1 Ebyomumirembe Chapter 13 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from 1 Ebyomumirembe
- 1 Ebyomumirembe Chapter 10
- 1 Ebyomumirembe Chapter 7
- 1 Ebyomumirembe Chapter 26
- 1 Ebyomumirembe Chapter 25
- 1 Ebyomumirembe Chapter 21
- 1 Ebyomumirembe Chapter 18
- 1 Ebyomumirembe Chapter 11
Explore More from Endagaano Enkadde
- Zabbuli Chapter 107
- Isaaya Chapter 14
- Ekyamateeka Chapter 13
- Nekkemiya Chapter 10
- 1 Samwiri Chapter 11
- Mikka Chapter 6
- Engero Chapter 23