1 Ebyomumirembe Chapter 8

For English

Read 1 Ebyomumirembe Chapter 8 Online

Read 1 Ebyomumirembe Chapter 8 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Ebyomumirembe and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

1 Ebyomumirembe 8

Essuula 8

1. Ne Benyamini n'azaala Bera omubereberye we, Asuberi ow'okubiri, ne Akala ow'okusatu;

2. Noka ow'okuna, ne Lafa ow'okutaano.

3. Ne Bera yalina batabani be, Addali, ne Gera, ne Abikudi;

4. ne Abisuwa, ne Naamani, ne Akowa;

5. ne Gera, ne Sefufani, ne Kulamu

6. Era bano be batabani ba Ekudi: gino gye mitwe gy'ennyumba za bajjajjaabwe ez'abo abaali mu Geba, ne babatwala e Manakasi nga basibe:

7. ne Naamani ne Akiya ne Gera n'abatwala nga basibe; n'azaala Uzza ne Akikudi.

8. Sakalayimu n'azaala abaana mu nnimiro ya Mowaabu bwe yamala okubasindika; Kusimu ne Baala be baali bakazi be.

9. N'azaala mu Kodesi mukazi we Yobabu, ne Zibiya, ne Mesa, ne Malukamu;

10. ne Yewuzi, ne Sakiya, ne Miruma. Abo be baali batabani be, emitwe gy'ennyumba za bajjajjaabwe.

11. N'azaala mu Kusimu Abitubu ne Erupaali.

12. Ne batabani ba Erupaali; Eberi ne Misamu ne Semedi, eyazimba Ono ne Loodi, wamu n'ebibuga byako:

13. ne Beriya ne Sema, emitwe gy'ennyumba za bajjajjaabwe ez'abo abaabeeranga e Ayalooni, abaagoba abo abaali e Gaasi;

14. ne Akiyo, Sasaki, ne Yeremosi;

15. ne Zebadiya, ne Aladi, ne Ederi;

16. ne Mikayiri, ne Isupa, ne Yoka, batabani ba Beriya;

17. ne Zebadiya, ne Mesullamu, ne Kizuki, ne Keberi;

18. ne Isumerayi, ne Izuliya, ne Yobabu, batabani ba Erupaali;

19. ne Yakimu, ne Zikuli, ne Zabudi;

20. ne Eryenayi, ne Ziresayi, ne Eryeri;

21. ne Adaaya, ne Beraya, ne Simulasi, batabani ba Simeeyi;

22. ne Isupani, ne Eberi, ne Eryeri;

23. ne Abudoni, ne Zikuli, ne Kanani;

24. ne Kananiya, ne Eramu, ne Anusosiya;

25. ne Ifudeya, ne Penueri, batabani ba Sasaki;

26. ne Samuserayi, ne Sekaliya, ne Asaliya;

27. ne Yaalesiya, ne Eriya, ne Zikuli, batabani ba Yerokamu.

28. Abo be baali emitwe gy'ennyumba za bajjajjaabwe! okubuna emirembe gyabwe, abasajja abakulu: abo baabeeranga mu Yerusaalemi.

29. Era kitaawe wa Gibyoni n'abeeranga mu Gibyoni, Yeyeri, mukazi we erinnya lye Maaka:

30. ne mutabani we omubereberye Abudoni, ne Zuuli, ne Kiisi, ne Baali, ne Nadabu;

31. ne Gedoli, ne Akiyo, ne Zekeeri.

32. Mikuloosi n'azaala Simeeya. Era nabo baabeeranga ne baganda baabwe e Yerusaalemi, okwolekera baganda baabwe.

33. Neeri n'azaala Kiisi; Kiisi n'azaala Sawulo; Sawulo n'azaala Yonasaani, ne Malukisuwa, ne Abinadabu, ne Esubaali.

34. Era Meribubaali ye yali mutabani wa Yonasaani; Meribubaali n'azaala Mikka.

35. Ne batabani ba Mikka; Pisoni, ne Mereki, ne Taleya, ne Akazi.

36. Akazi n'azaala Yekoyaada; Yekoyaada n'azaala Alemesi, ne Azumavesi, ne Zimuli; Zimuli n'azaala Moza:

37. ne Moza n'azaala Bineya; Lafa ye yali mutabani we, Ereyasa mutabani we, Azeri mutabani we:

38. Azeri n'azaala batabani be mukaaga, amannya gaabwe gaagano; Azulikamu, Bokeru, ne Isimaeri, ne Seyaliya, ne Obadiya, ne Kanani. Abo bonna baali batabani ba Azeri.

39. Ne batabani ba Eseki muganda we; Ulamu omubereberye we, Yewusi ow'okubiri, ne Erifereti ow'okusatu.

40. Ne batabani ba Ulamu ne baba basajja ab'amaanyi abazira, abalasi, era baalina batabani baabwe bangi, n'abazzukulu, kikumi mu ataano. Abo bonna baali ku batabani ba Benyamini.

About 1 Ebyomumirembe Chapter 8

Read 1 Ebyomumirembe Chapter 8 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: 1 Ebyomumirembe
Chapter: 8
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Ebyomumirembe. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading 1 Ebyomumirembe Chapter 8 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is 1 Ebyomumirembe Chapter 8?

1 Ebyomumirembe Chapter 8 is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete 1 Ebyomumirembe Chapter 8 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from 1 Ebyomumirembe

  1. 1 Ebyomumirembe Chapter 7
  2. 1 Ebyomumirembe Chapter 18
  3. 1 Ebyomumirembe Chapter 10
  4. 1 Ebyomumirembe Chapter 2
  5. 1 Ebyomumirembe Chapter 1
  6. 1 Ebyomumirembe Chapter 29
  7. 1 Ebyomumirembe Chapter 26

Explore More from Endagaano Enkadde

  1. Yobu Chapter 25
  2. Eseza Chapter 1
  3. Ezekyeri Chapter 25
  4. 2 Samwiri Chapter 19
  5. Zabbuli Chapter 31
  6. Engero Chapter 21
  7. Isaaya Chapter 9

Related Chapters & Readings

  1. Zabbuli Chapter 86
  2. Okubala Chapter 22
  3. Omubuulizi Chapter 2
  4. Isaaya Chapter 42
  5. Makko Chapter 3
  6. Okuva Chapter 29
  7. Olubereberye Chapter 22
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *