Okubala Chapter 34

For English

Read Okubala Chapter 34 Online

Read Okubala Chapter 34 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Okubala in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Okubala and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Okubala 34

Essuula 34

1. Mukama n'agamba Musa nti

2. Lagira abaana ba Isiraeri obagambe nti Bwe muliyingira mu nsi ya Kanani, (eyo ye nsi eribagwira okuba obusika, ensi ya Kanani ng'ensalo zaayo bwe ziri,)

3. kale oluuyi lwammwe olw'obukiika obwa ddyo luliva ku ddungu Zini ne luyita ku mabbali ga Edomu, n'ensalo yammwe ey'obukiika obwa ddyo eriva ku nkomerero y'Ennyanja Ey'omunnyo ebuvanjuba:

4. n'ensalo yammwe erikyukira ku luuyi olw'obukiika obwa ddyo olw'ekkubo eririnnya ku Akulabbimu, n'eyita n'etuuka Ezini: n'enkomerero yaayo eriba ku luuyi olw'obukiika olwa ddyo olw'e Kadesubanea; era erifuluma okutuuka e Kazaladali, n'eyita n'etuuka e Yazimoni:

5. era ensalo erikyukira okuva e Yazimoni okutuuka ku mugga ogw'e Misiri, n'enkomerero yaayo eriba ku nnyanja.

6. N'okuba ensalo ey'ebugwanjuba, muliba n'ennyanja ennene n'ensalo yaayo: eyo y'eriba ensalo yammwe ey'ebugwanjuba.

7. N'eno y'eriba ensalo yammwe ey'obukiika obwa kkono: okuva ku nnyanja ennene mulyerambira olusozi Koola:

8. okuva ku lusozi Koola muliramba okutuuka w'oyingirira e Kamasi; n'enkomerero y'ensalo eriba ku Zedada:

9. era ensalo erifuluma okutuuka e Zifuloni, n'enkomerero yaayo eriba ku Kazalenaani: eyo y'eriba ensalo yammwe ey'obukiika obwa kkono.

10. Era muliramba ensalo yammwe ey'ebuvanjuba okuva e Kazalenaani okutuuka e Sefamu:

11. era ensalo eriva e Sefamu n'ekka e Libula ku luuyi olw'ebuvanjuba olw'e Yaini; era ensalo erikka, n'etuuka ku lubalama lw'ennyanja ey'e Kianeresi ebuvanjuba:

12. era ensalo erikka n'etuuka ku Yoludaani, n'enkomerero yaayo eriba ku Nnyanja Ey'omunnyo: eyo y'eriba ensi yammwe ng'ensalo zaayo bwe ziriba enjuyi zonna.

13. Musa n'alagira abaana ba Isiraeri ng'ayogera nti Eyo ye nsi gye mulisikira n'obululu, Mukama gy'alagidde okuwa ebika omwenda n'ekika eky'ekitundu:

14. kubanga ekika ky'abaana ba Lewubeeni ng'ennyumba za bakitaabwe bwe ziri, n'ekika ky'abaana ba Gaadi ng'ennyumba za bakitaabwe bwe ziri, baamala okuweebwa obusika bwabwe n'ekika eky'ekitundu ekya Manase baamala okubuweebwa:

15. ebika ebibiri n'ekika eky'ekitundu baamala okuweebwa obusika bwabwe emitala wa Yoludaani e Yeriko ebuvanjuba enjuba gy'eva.

16. Mukama n'agamba Musa nti

17. Gano ge mannya g'abasajja abalibagabira ensi okuba obusika: Eriyazaali kabona ne Yoswa mutabani wa Nuni.

18. Era mulitwala omukulu omu ku buli kika, okugaba ensi okuba obusika.

19. Era gano ge mannya g'abasajja: ku kika kya Yuda Kalebu mutabani wa Yefune.

20. Ne ku kika ky'abaana ba Simyoni Semweri mutabani wa Ammikudi.

21. Ku kika kya Benyamini, Eridaadi mutabani wa Kisuloni.

22. Ne ku kika ky'abaana ba Ddaani, omukulu omu Buki mutabani wa Yoguli.

23. Ku baana ba Yusufu: ku kika ky'abaana ba Manase, omukulu omu Kanieri mutabani wa Efodi;

24. ne ku kika ky'abaana ba Efulayimu omukulu omu Kamueri mutabani wa Sifutani.

25. Ne ku kika ky'abaana ba Zebbulooni, omukulu omu Erizafani mutabani wa Palunaki.

26. Ne ku kika ky'abaana ba Isakaali, omukulu omu Palutieri mutabani wa Azani.

27. Ne ku kika ky'abaana ba Aseri, omukulu omu Akikuda mutabani wa Seromi.

28. Ne ku kika ky'abaana ba Nafutaali, omukulu omu Pedakeri mutabani wa Ammikudi.

29. Abo be baabo Mukama be yalagira okugabira abaana ba Isiraeri obusika mu nsi ya Kanaani.

About Okubala Chapter 34

Read Okubala Chapter 34 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Okubala in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Okubala
Chapter: 34
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Okubala. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Okubala Chapter 34 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Okubala Chapter 34?

Okubala Chapter 34 is part of the Book of Okubala in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Okubala Chapter 34 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Okubala

  1. Okubala Chapter 32
  2. Okubala Chapter 18
  3. Okubala Chapter 14
  4. Okubala Chapter 17
  5. Okubala Chapter 8
  6. Okubala Chapter 15
  7. Okubala Chapter 35

Related Chapters & Readings

  1. Okuva Chapter 30
  2. Ekyamateeka Chapter 32
  3. Okuva Chapter 35
  4. Ezekyeri Chapter 30
  5. Koseya Chapter 5
  6. Yobu Chapter 40
  7. 2 Bassekabaka Chapter 4
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *