Read Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6 Online
Read Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Oluyimba lwa Sulemaani in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Oluyimba lwa Sulemaani and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Oluyimba lwa Sulemaani 6
Essuula 6
1. Muganzi wo agenze wa, Ggwe akira abakazi bonna obulungi? Muganzi wo yeekyusiririzza wa, Tumunoonyeze wamu naawe?
2. Muganzi wange aserengetedde mu nnimiro ye mu misiri egy'emiddo egy'akaloosa, Okuliira mu nnimiro, n'okunoga amalanga.
3. Nze ndi wa muganzi wange, ne muganzi wange wange: Aliisa ekisibo kye mu malanga.
4. Oli mulungi, ai gwe njagala, nga Tiruza, Owooma nga Yerusaalemi, Wa ntiisa ng'eggye eririna ebendera.
5. Nziyaako amaaso go, Kubanga gampangudde. Enviiri zo ziri ng'eggana ly'embuzi, Ezigalamira ku mbiriizi z'olusozi Gireyaadi.
6. Amannyo go, gali ng'eggana ly'endiga enkazi, Ezirinnye okuva mu kunaazibwa; Buli emu ku zo ng'ezadde abaana abalongo, So tekuli ku zo efiiriddwa n'emu.
7. Ekyenyi kyo kiri ng'ekitundu ky'ekkomamawanga Ennyuma w'olugoye lw'obisse ku maaso.
8. Waliwo bakabaka abakazi nkaaga, n'abazaana kinaana, N'abawala abatamanyi musajja abatabalika.
9. Ejjiba lyange, owange ataliiko bbala, ali omu yekka; Mwana wa nnyina omu yekka; Mulonde w'omukazi amuzaala. Abawala baamulaba ne bamuyita eyaweebwa omukisa; Bakabaka abakazi n'abazaana baamulaba ne bamutendereza.
10. Ani oyo atunula ng'emmambya: Omulungi ng'omwezi, Atangalijja ng'enjuba, Ow'entiisa ng'eggye eririna ebendera?
11. N'aserengetera mu nnimiro ey'emmere erimu emiramwa, Okulaba ebisimbe ebibisi eby'omu kiwonvu, Okulaba omuzabbibu oba nga gumulisizza, N'emikomamawanga oba nga gyanyizza.
12. Nga sinnamanya emmeeme yange ne nteeka Mu magaali g'abantu bange ab'ekikungu.
13. Komawo, komawo, ggwe Omusulamu; Komawo, komawo, tukutunuulire. Kiki ekibaagaza okutunuulira Omusulamu, Ng'amazina ga Makanayimu?
About Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6
Read Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Oluyimba lwa Sulemaani in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Oluyimba lwa Sulemaani
Chapter: 6
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Oluyimba lwa Sulemaani. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6?
Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6 is part of the Book of Oluyimba lwa Sulemaani in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 16
Explore More from oluyimba-lwa-sulemaani
- Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 2
- Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 3
- Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1
- Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 8
- Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 7
- Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 5
- Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 4