Read 2 Abakkolinso Chapter 13 Online
Read 2 Abakkolinso Chapter 13 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Abakkolinso in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 2 Abakkolinso and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
2 Abakkolinso 13
Essuula 13
1. Kaakano njija gye muli omulundi ogw'okusatu. Mu kamwa k'abajulirwa ababiri oba basatu buli kigambo kirinywera.
2. Nnalaalika era ndaalika, nga bwe nnakola bwe nnali eyo omulundi ogw'okubiri, era ne kaakano bwe ntyo nga ssiriiyo, mbagamba abo abaayonoona edda n'abalala bonna, nti bwe ndijja nate, ssirisaasira;
3. kubanga munoonya ekitegeeza nga Kristo ayogerera mu nze; atali munafu eri mmwe, naye alina amaanyi mu mmwe:
4. kubanga yakomererwa olw'obunafu, naye mulamu olw'amaanyi ga Katonda. Kubanga naffe tuli banafu mu ye, naye tuliba balamu awamu naye olw'amaanyi ga Katonda eri mmwe.
5. Mwekebere mwekka oba nga muli mu kukkiriza; mwekeme mwekka. Oba temwetegeera mwekka nga Yesu Kristo ali mu mmwe? wabula nga muli abatasiimibwa.
6. Naye nsuubira nga mulitegeera nga ffe tetuli batasiimibwa.
7. Era tusaba Katonda mmwe mulemenga okukola obubi bwonna; si ffe okulabika ng'abasiimibwa, wabula mmwe okukolanga obulungi ffe ne bwe tulibeera ng'abatasiimibwa.
8. Kubanga tetuyinza kuziyiza mazima, wabula okugayamba.
9. Kubanga tusanyuka ffe bwe tuba abanafu, nammwe bwe muba n'amaanyi: era na kino tukisaba, mmwe, okutuukirira.
10. Kyenvudde mpandiika ebyo nga ssiri eyo, bwe mbeera eyo nneme okuba omukambwe, ng'obuyinza bwe buli Mukama waffe bwe yampa olw'okuzimba, so si lwa kumenya.
11. Eky'enkomerero, ab'oluganda, mweraba. Mutuukirire; musanyusibwe; mulowooze bumu; mubeere n'emirembe: ne Katonda ow'okwagala n'emirembe anaabanga nammwe.
12. Mulamusagane n'okunywegera okutukuvu.
13. Abatukuvu bonna babalamusizza.
14. Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo, n'okwagala kwa Katonda, n'okusseekimu okw'Omwoyo Omutukuvu, bibeerenga nammwe mwenna.
About 2 Abakkolinso Chapter 13
Read 2 Abakkolinso Chapter 13 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Abakkolinso in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: 2 Abakkolinso
Chapter: 13
Testament: New Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 2 Abakkolinso. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading 2 Abakkolinso Chapter 13 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is 2 Abakkolinso Chapter 13?
2 Abakkolinso Chapter 13 is part of the Book of 2 Abakkolinso in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete 2 Abakkolinso Chapter 13 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from 2-abakkolinso
- 2 Abakkolinso Chapter 6
- 2 Abakkolinso Chapter 8
- 2 Abakkolinso Chapter 1
- 2 Abakkolinso Chapter 12
- 2 Abakkolinso Chapter 11
- 2 Abakkolinso Chapter 10
- 2 Abakkolinso Chapter 9
Explore More from Endagaano Empya
- Abaggalatiya Chapter 2
- Abaruumi Chapter 2
- Ebikolwa Chapter 26
- Abaruumi Chapter 6
- 2 Abakkolinso Chapter 1
- Abaefeeso Chapter 4
- Yokaana Chapter 21