Read Yobu Chapter 26 Online
Read Yobu Chapter 26 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Yobu and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Yobu 26
Essuula 26
1. Awo Yobu n'addamu n'ayogera nti
2. Atalina buyinza ng'omubedde so! Omukono ogutalina maanyi ng'ogulokodde so!
3. Atalina magezi ng’omuweeredde so, N'oyatula bingi nnyo eby'okutegeera obulungi!
4. Ani gw'obuulidde ebigambo? N'omwoyo gwani oguvudde mu ggwe?
5. Abaafa bakankana wansi w'amazzi n'ababeera omwo.
6. Amagombe gali bwereere mu maaso ge, N'okuzikirira tekulina kye kwebikka.
7. Abamba obukiika obwa kkono mu bbanga ejjereere, Era awanika ensi awatali kintu.
8. Asiba amazzi mu bire bye ebiziyivu; Ekire ne kitayulika wansi we.
9. Aziba obwenyi bw'entebe ye, N'agyaliirako ekire kye.
10. Yassaawo embibi ku maaso g'amazzi, Okutuusa omusana n'ekizikiza we bikoma.
11. Empagi ez'eggulu zikankana ne zeewuunya olw'okunenya kwe.
12. Afuukuula ennyanja olw'obuyinza bwe, Era afumitira ddala Lakabu olw'okutegeera kwe.
13. Eggulu liyonjebwa olw'omwoyo gwe; Omukono gwe gwafumita omusota oguwulukuka.
14. Laba, gano ge mabbali gokka ag'amakubo ge: N'akagambo ke tumuwulirako nga katono! Naye okubwatuka okw'obuyinza bwe ani ayinza okukutegeera?
About Yobu Chapter 26
Read Yobu Chapter 26 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Yobu
Chapter: 26
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Yobu. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Yobu Chapter 26 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Yobu Chapter 26?
Yobu Chapter 26 is part of the Book of Yobu in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Yobu Chapter 26 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 16
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 28
- Engero Chapter 14
- Engero Chapter 13
Explore More from Yobu
- Yobu Chapter 27
- Yobu Chapter 24
- Yobu Chapter 12
- Yobu Chapter 10
- Yobu Chapter 3
- Yobu Chapter 15
- Yobu Chapter 33