Read Amosi Chapter 6 Online
Read Amosi Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Amosi in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Amosi and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Amosi 6
Essuula 6
1. Zibasanze abo abeegolodde mu Sayuuni n'abo abataliiko kye batya ku lusozi lw’e Samaliya, abasajja ab'amaanyi ab'omu ggwanga erisinga amawanga obukulu, abajjirwa ennyumba ya Isiraeri!
2. Muyite mugende e Kalune mulabe; muveeyo mugende e Kamasi ekikulu: mulyoke muserengete e Gaasi eky'Abafirisuuti: bisinga obwakabaka buno bwombi obulungi? oba ensalo yaabwe ekira ensalo yammwe obugazi?
3. Mmwe abateeka ewala olunaku olubi ne musembeza kumpi entebe ey'ekyejo;
4. abagalamira ku bitanda eby'amasanga ne beegolorera ku biriri byabwe, ne balya abaana b'endiga ab'omu kisibo, n'ennyana nga baziggya mu kisibo;
5. abayimbira ennyimba ezitaliimu ku ddoboozi ery'ennanga; abeegunjira ebintu ebivuga nga Dawudi;
6. abanywera omwenge mu bibya, ne basaaba amafuta agasinga obulungi; naye tebanakuwalidde kubonyaabonyezebwa kwa Yusufu.
7. Kale kyebaliva bagenda mu busibe wamu n'abo abaasooka okugenda mu busibe, n'ebinyumu by'abo abeegolola birivaawo.
8. Mukama Katonda yeerayidde yekka, bw'ayogera Mukama Katonda ow'eggye, nti Nkyawa obulungi bwa Yakobo, ne ntamwa amayumba ge: kyendiva mpaayo ekibuga ne byonna ebikirimu.
9. Awo olulituuka abantu kkumi bwe balisigala mu nnyumba emu balifa.
10. Era omuntu bw'anaasitulibwa kojjaawe, oyo amwokya, okuggya amagumba mu nnyumba, n'agamba oyo ali mu njuyi ez'ennyumba ez'omunda nti Wakyaliwo ali naawe? naye n'addamu nti Nedda; kale n'alyoka ayogera nti Sirika; kubanga tetuyinza kwatula linnya lya Mukama.
11. Kubanga, laba, Mukama alagidde, n'ennyumba ennene eriwagulwamu ebituli n'ennyumba entono eribaamu enjatika.
12. Embalaasi ziriddukira mbiro ku lwazi? omuntu alirimira okwo n'ente? mmwe okufuula ne mufuula omusango okuba omususa n'ebibala eby'obutuukirivu okuba abusinso:
13. mmwe abasanyukira ekintu ekitaliiko kye kigasa, aboogera nti Tetwefunidde mayembe olw'amaanyi gaffe ffe?
14. Kubanga, laba, ndibayimusizaako eggwanga, ai ennyumba ya Isiraeri, bw'ayogera Mukama Katonda ow'eggye; era balibabonyaabonya okuva awayingirirwa e Kamasi okutuuka ku kagga aka Alaba.
About Amosi Chapter 6
Read Amosi Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Amosi in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Amosi
Chapter: 6
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Amosi. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Amosi Chapter 6 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Amosi Chapter 6?
Amosi Chapter 6 is part of the Book of Amosi in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Amosi Chapter 6 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from amosi
- Amosi Chapter 1
- Amosi Chapter 3
- Amosi Chapter 8
- Amosi Chapter 5
- Amosi Chapter 2
- Amosi Chapter 4
- Amosi Chapter 9
Explore More from Endagaano Enkadde
- Zabbuli Chapter 103
- Zabbuli Chapter 41
- Zabbuli Chapter 134
- Olubereberye Chapter 47
- Zabbuli Chapter 98
- Zabbuli Chapter 21
- Ekyamateeka Chapter 8