Yobu Chapter 12

For English

Read Yobu Chapter 12 Online

Read Yobu Chapter 12 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Yobu and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Yobu 12

Essuula 12

1. Awo Yobu n'addamu n'ayogera nti

2. Mazima ddala mmwe muli bantu bennyini, Era amagezi galifiira wamu nammwe.

3. Naye nange nnina okutegeera so si mmwe mwekka; Mmwe temunsinga: Weewaawo, ani atamanyi ebiri ng'ebyo?

4. Ninga omuntu asekererwa eri munne, Omusajja eyakaabira Katonda n'amuddamu: Omusajja ow'ensonga era eyatuukirira asekererwa.

5. Mu kulowooza kw'oyo eyessa mulimu okunyooma akabi; Kweteekeddeteekedde abo abaseerera n'ekigere kyabwe.

6. Eweema ez'abanyazi ziraba omukisa, N'abo abanyiiza Katonda baba mirembe; Katonda aleeta ebintu bingi mu mukono gwabwe.

7. Naye nno buuza ensolo, zinaakuyigiriza; N'ennyonyi ez'omu bbanga, zinaakubuulira:

8. Oba yogera n'ettaka, linaakuyigiriza; N'ebyennyanja ebiri mu nnyanja binaakunnyonnyola.

9. Ani atamanyi mu ebyo byonna, Ng'omukono gwa Mukama gwe guleese ebyo?

10. Obulamu bwa buli kintu ekiramu buli mu mukono gw'oyo, N'omukka gw'abantu bonna.

11. Okutu tekukema bigambo, Era ng'amatama bwe galega ku mmere yaago?

12. Amagezi gaba n'abasajja abakadde, N'okutegeera kuba mu kuwangaala ennaku nnyingi.

13. Eri ye eriyo amagezi n'amaanyi; yalina okuteesa ebigambo n'okutegeera.

14. Laba, amenya so tekiyinzika kuzimbibwa nate; Aggalira omuntu so tewayinza kubaawo kuggulawo.

15. Laba, aziyiza amazzi ne gakala; Nate agasindika ne gavuunika ensi.

16. Eri ye eriyo amaanyi n'okukolera ddala; Alimbibwa n'alimba babe.

17. Atwala abateesa b'ebigambo nga banyagiddwa, N'abalamuzi abafuula abasirusiru.

18. Asumulula olujegere lwa bakabaka, Era asiba ekiwato kyabwe n'olukoba.

19. Atwala bakabona nga banyagiddwa, Era amegga ab'amaanyi.

20. Abeesigwa amalawo okwogera kwabwe, N'abakadde abaggyako okutegeera kwabwe.

21. Afuka okunyoomebwa ku balangira, Era asumulula olukoba olw'ab'amaanyi.

22. Ayolesa eby'obuziba ng'abiggya mu kizikiza, Era ayerula ekisiikirize eky'okufa.

23. Ayaza amawanga, era agazikiriza: Abunya amawanga mu nsi, era agakomyawo.

24. Abakulu b'abantu ab'omu nsi abaggyako omwoyo, Era abawabiza mu ddungu awatali kkubo.

25. Bawammantira mu kizikiza awatali musana, Era abatagassa ng'omutamiivu.

About Yobu Chapter 12

Read Yobu Chapter 12 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Yobu
Chapter: 12
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Yobu. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Yobu Chapter 12 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Yobu Chapter 12?

Yobu Chapter 12 is part of the Book of Yobu in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Yobu Chapter 12 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Yobu

  1. Yobu Chapter 9
  2. Yobu Chapter 14
  3. Yobu Chapter 32
  4. Yobu Chapter 18
  5. Yobu Chapter 23
  6. Yobu Chapter 13
  7. Yobu Chapter 28

Related Chapters & Readings

  1. 2 Bassekabaka Chapter 3
  2. Isaaya Chapter 45
  3. Danyeri Chapter 7
  4. Olubereberye Chapter 35
  5. Mikka Chapter 1
  6. Kaggayi Chapter 2
  7. 1 Bassekabaka Chapter 19
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *