Read Ekyabalamuzi Chapter 17 Online
Read Ekyabalamuzi Chapter 17 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Ekyabalamuzi in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Ekyabalamuzi and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Ekyabalamuzi 17
Essuula 17
1. Awo waaliwo omusajja ow'omu nsi ya Efulayimu ey'ensozi, erinnya lye Mikka.
2. N'agamba nnyina nti Ebitundu ebya ffeeza lukumi mu kikumi ebyakuggibwako, ebyakukolimya ekikolimo n'okwogera n'okyogera mu matu gange, laba, ffeeza eri nange; nze nagitwala: Nnyina n'ayogera nti Omwana wange aweebwe omukisa Mukama:
3. N'azza ebitundu biri ebya ffeeza lukumi mu kikumi eri nnyina, nnyina n'ayogera nti Mazima njawula ffeeza eno eri Mukama okuva mu mukono gwange olw'omwana wange, okukola ekifaananyi ekyole n'ekifaananyi ekisaanuuse: kale kaakano naagizza eri ggwe.
4. Awo bwe yazza ebintu eri nnyina, nnyina n'atwala ebitundu ebya ffeeza ebikumi bibiri, n'abiwa omukozi asaanuusa, oyo n'abikoza ekifaananyi ekyole n'ekifaananyi ekisaanuuse: ne kibeera mu nnyumba ya Mikka.
5. Era omusajja oyo Mikka yalina ennyumba ya bakatonda, n'atunga ekkanzu, ne baterafi, n'ayawula omu ku batabani be, oyo n'afuuka kabona we.
6. Mu nnaku ezo nga tewali kabaka mu Isiraeri: buli muntu yakolanga ekyabanga mu maaso ge ye ekirungi.
7. Era waaliwo omuvubuka eyava mu Besirekemuyuda, ow'ekika kya Yuda, Omuleevi, n'abeera eyo.
8. Omusajja oyo n'ava mu kibuga, mu Besirekemuyuda, okubeera gy'anaayinza okulaba (ekifo): n'atuuka mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi eri ennyumba ya Mikka, ng'atambula:
9. Mikka n'amugamba nti Ova wa? N'amugamba nti Nze Muleevi ow'e Besirekemuyuda, era ŋŋenda okubeera gye nnaayinza okulaba (ekifo).
10. Mikka n'amugamba nti Beera nange, obeere gye ndi kitange era kabona, nange naakuwanga ebitundu ebya ffeeza kkumi buli mwaka, n'ebyokwambala omuteeko gumu, n'ebyokulya. Awo Omuleevi n'ayingira.
11. Omuleevi n'akkiriza okubeera n'omusajja oyo; omulenzi oyo n'abeera gy'ali ng'omu ku batabani be.
12. Mikka: n'ayawula Omuleevi, omulenzi oyo n'afuuka kabona we, n'abeera mu nnyumba ya Mikka.
13. Mikka n'alyoka ayogera nti Kaakano mmanyi nga Mukama anankolanga bulungi, kubanga nnina Omuleevi okuba kabona wange.
About Ekyabalamuzi Chapter 17
Read Ekyabalamuzi Chapter 17 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Ekyabalamuzi in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Ekyabalamuzi
Chapter: 17
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Ekyabalamuzi. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Ekyabalamuzi Chapter 17 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Ekyabalamuzi Chapter 17?
Ekyabalamuzi Chapter 17 is part of the Book of Ekyabalamuzi in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Ekyabalamuzi Chapter 17 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from ekyabalamuzi
- Ekyabalamuzi Chapter 5
- Ekyabalamuzi Chapter 2
- Ekyabalamuzi Chapter 9
- Ekyabalamuzi Chapter 8
- Ekyabalamuzi Chapter 6
- Ekyabalamuzi Chapter 4
- Ekyabalamuzi Chapter 3
Explore More from Endagaano Enkadde
- 1 Ebyomumirembe Chapter 24
- Zabbuli Chapter 2
- Danyeri Chapter 2
- Yeremiya Chapter 50
- Zabbuli Chapter 57
- Isaaya Chapter 22
- 1 Bassekabaka Chapter 16