Read 1 Ebyomumirembe Chapter 20 Online
Read 1 Ebyomumirembe Chapter 20 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Ebyomumirembe and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
1 Ebyomumirembe 20
Essuula 20
1. Awo olwatuuka omwaka bwe gwatuukirira mu kiseera bakabaka mwe batabaalira, Yowaabu n'atabaaza amaanyi ag'eggye, n'azisa ensi y'abaana ba Amoni, n'ajja n'azingiza Labba. Naye Dawudi n'asigala e Yerusaalemi. Yowaabu n'amenya Labba, n'akisuula.
2. Awo Dawudi n'aggya engule ya kabaka waabwe ku mutwe gwe, n'alaba obuzito bwayo talanta ya zaabu, era nga mulimu amayinja ag'omuwendo omungi; ne bagiteeka ku mutwe gwa Dawudi: n'aggyamu omunyago ogw'omu kibuga mungi nnyo.
3. N'aggyamu abantu abaali omwo; n'abasala n'emisumeeno n'amannyo ag'ebyuma n'embazzi. Era bw'atyo Dawudi bwe yakola ebibuga byonna eby'abaana ba Amoni. Dawudi n'abantu bonna ne baddayo e Yerusaalemi.
4. Awo olwatuuka oluvannyuma lw'ebyo ne waba entalo e Gezeri n'Abafirisuuti: awo Sibbekayi Omukusasi n'atta Sippayi ow'oku baana b'erintu: ne bawangulwa.
5. Ne waba nate entalo n'Abafirisuuti; Erukanani mutabani wa Yayiri n'atta Lakami muganda wa Goliyaasi Omugitti, olunyago lw'effumu lye lwali ng'omuti ogulukirwako engoye.
6. Ne waba nate entalo e Gaasi, eyali omusajja omuwanvu ennyo, engalo ze n'obugere bwe amakumi abiri mu buna, buli mukono mukaaga, na buli kigere mukaaga; era naye yazaalirwa erintu eryo.
7. Awo bwe yasoomoza Isiraeri, Yonasaani mutabani wa Simeeya muganda wa Dawudi n'amutta.
8. Abo baazaalirwa erintu eryo e Gaasi; ne bagwa n'omukono gwa Dawudi, n'omukono gw'abaddu be.
About 1 Ebyomumirembe Chapter 20
Read 1 Ebyomumirembe Chapter 20 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: 1 Ebyomumirembe
Chapter: 20
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Ebyomumirembe. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading 1 Ebyomumirembe Chapter 20 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is 1 Ebyomumirembe Chapter 20?
1 Ebyomumirembe Chapter 20 is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete 1 Ebyomumirembe Chapter 20 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from 1 Ebyomumirembe
- 1 Ebyomumirembe Chapter 7
- 1 Ebyomumirembe Chapter 26
- 1 Ebyomumirembe Chapter 25
- 1 Ebyomumirembe Chapter 21
- 1 Ebyomumirembe Chapter 18
- 1 Ebyomumirembe Chapter 11
- 1 Ebyomumirembe Chapter 10
Explore More from Endagaano Enkadde
- Isaaya Chapter 41
- Yeremiya Chapter 43
- Zabbuli Chapter 146
- Okuva Chapter 24
- Ekyamateeka Chapter 19
- Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 5
- Okuva Chapter 39