Yobu Chapter 17

For English

Read Yobu Chapter 17 Online

Read Yobu Chapter 17 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Yobu and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Yobu 17

Essuula 17

1. Omwoyo gwange gumalibwawo, ennaku zange ziwedde, Entaana enneeteekeddeteekedde.

2. Mazima waliwo abakudaazi gye ndi, N'eriiso lyange libeera mu kusosonkereza kwabwe.

3. Leeta nno akakalu, onneeyimirire gy'oli wekka; Waliwo ani anaakwatagana nange mu mukono?

4. Kubanga okisizza omutima gwabwe obutategeera: Kyonoovanga olema okubagulumiza.

5. Oyo aloopa mikwano gye okuba omuyiggo, Era n'amaaso g'abaana be galiggwaawo.

6. Era anfudde ekigambo eky'obuwemu mu bantu; Era nfuuse ekyenyinyalwa mu lwatu.

7. Era n'eriiso lyange lizibye olw'okunakuwala, N'ebitundu byange byonna biri ng'ekisiikirize.

8. Abantu ab'amazima banaakungubazanga ekyo, N'ataliiko musango aneegolokosanga ku oyo atatya Katonda.

9. Era naye omutuukirivu anaakwatanga ekkubo lye, N'oyo alina emikono emirongoofu aneeyongerayongeranga okuba n'amaanyi,

10. Naye mukomeewo mwenna, mujje nno: So ssiirabe muntu wa magezi ku mmwe.

11. Ennaku zange ziwedde, okuteesa kwange kukutuddwa, Era n'okulowooza okw'omu mutima gwange.

12. Bafuusa ekiro okuba omusana: Omusana guliraana ekizikiza, bwe boogera bwe batyo.

13. Bwe nsuubira amagombe okuba ennyumba yange: Oba nga neeyaliiridde ekitanda kyange mu kizikiza;

14. Oba nga ŋŋambye okuvunda nti Ggwe kitange; N'envunyu nti Ggwe mmange era mwannyinaze;

15. Kale essuubi lyange liri ludda wa? N'essuubi lyange aliriraba ani?

16. Lirikka mu bisiba eby'amagombe, Okuwummula nga kumaze okubaawo omulundi gumu mu nfuufu.

About Yobu Chapter 17

Read Yobu Chapter 17 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Yobu
Chapter: 17
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Yobu. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Yobu Chapter 17 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Yobu Chapter 17?

Yobu Chapter 17 is part of the Book of Yobu in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Yobu Chapter 17 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 25
  3. Engero Chapter 19
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 17
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Yobu

  1. Yobu Chapter 25
  2. Yobu Chapter 42
  3. Yobu Chapter 41
  4. Yobu Chapter 34
  5. Yobu Chapter 36
  6. Yobu Chapter 24
  7. Yobu Chapter 12

Related Chapters & Readings

  1. Zekkaliya Chapter 13
  2. Abaebbulaniya Chapter 6
  3. Zabbuli Chapter 6
  4. 1 Yokaana Chapter 2
  5. Yokaana Chapter 16
  6. Lukka Chapter 20
  7. Yoswa Chapter 9
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *