Yobu Chapter 18

For English

Read Yobu Chapter 18 Online

Read Yobu Chapter 18 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Yobu and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Yobu 18

Essuula 18

1. Awo Birudaadi Omusuki n'addamu n'ayogera nti

2. Mulituusa wa okuteega ebigambo? Musooke okulowooza, ne tulyoka twogera.

3. Ekituyisa ensolo kiki, Ne tufuuka abatali balongoofu mu maaso go?

4. Ggwe eyeetaagula olw'obusungu bwo, Ensi erirekebwa ku lulwo? Oba olwazi luliggibwa mu kifo kyalwo?

5. Weewaawo, omumuli gw'omubi gunaazikizibwanga, So n'olusasi olw'omuliro gwe terwakenga.

6. Omumuli gunaabanga kizikiza mu weema ye, N'ettabaaza ye eri waggulu we eneezaamizibwanga.

7. Ebigere eby'amaanyi ge binaafundikirwanga, N'okuteesa kwe ye kunaamusuulanga.

8. Kubanga ebigere bye ye bimusudde mu kitimba, Era atambulira ku mutego.

9. Ekyambika kinaamukwatanga ekisinziiro, N'akakunizo kinaamunywezanga.

10. Akamasu kamukwekeddwa mu ttaka, N'ekigu kimukwekeddwa mu kkubo.

11. Entiisa eneemukanga enjuyi zonna, Era eneemuyigganyanga ku bisinziiro bye.

12. Amaanyi ge ganaalumwanga enjala, N'obuyinike bunaamubangako ng'asejjera.

13. Bunaalyanga ebitundu by'omubiri gwe, Weewaawo, omubereberye w'okufa anaalyanga ebitundu bye.

14. Anaasimbulwanga mu weema ye gye yeesiga; Era anaaleetebwanga eri kabaka w'ebitiisa.

15. Ekitali kikye n'akatono kinaabanga mu weema ye: Ekibiriiti kinaamansirwanga ku kifo mwe yabeeranga,

16. Ekikolo kye kinaakaliranga ddala wansi, Ne waggulu ettabi lye linaatemebwangawo.

17. Ekijjukizo kye kinaabulanga ku nsi, So taabenga na linnya mu luguudo.

18. Anaagoberwanga mu kizikiza okuva mu musana, Era anaayigganyizibwanga okuva mu nsi.

19. Taabenga na mwana newakubadde omuzzukulu mu bantu be, Newakubadde omuntu yenna asigadde gye yabeeranga.

20. Abanaddangawo baneewuunyanga olunaku lwe, Ng'abo abaasooka bwe baatiisibwa.

21. Mazima ennyumba z'atali mutuukirivu bwe zifaanana bwe zityo, Era kino kye kifo ky'oyo atamanyi Katonda.

About Yobu Chapter 18

Read Yobu Chapter 18 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Yobu
Chapter: 18
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Yobu. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Yobu Chapter 18 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Yobu Chapter 18?

Yobu Chapter 18 is part of the Book of Yobu in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Yobu Chapter 18 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Yobu

  1. Yobu Chapter 16
  2. Yobu Chapter 11
  3. Yobu Chapter 42
  4. Yobu Chapter 38
  5. Yobu Chapter 27
  6. Yobu Chapter 31
  7. Yobu Chapter 23

Related Chapters & Readings

  1. Olubereberye Chapter 5
  2. Okuva Chapter 1
  3. Yeremiya Chapter 23
  4. 2 Bassekabaka Chapter 23
  5. Yeremiya Chapter 52
  6. Zabbuli Chapter 28
  7. 1 Samwiri Chapter 16
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *