Yobu Chapter 23

For English

Read Yobu Chapter 23 Online

Read Yobu Chapter 23 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Yobu and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Yobu 23

Essuula 23

1. Awo Yobu n'addamu n'ayogera nti

2. Ne leero okwemulugunya kwange kujeemu: Okukubibwa kwange kusinga okusinda kwange obuzito.

3. Singa mmanyi gye nnyinza okumulabira, Singa nnyinza okutuuka n'awali entebe ye!

4. Nandiriraanyizza ensonga yange mu maaso ge, Ne njijuza akamwa kange ensonga.

5. Nandimanye ebigambo bye yandinzizeemu, Ne ntegeera bye yandiŋŋambye.

6. Yandinnyombesezza olw'obukulu bw'obuyinza bwe? Nedda, naye yandinzisizzaako omwoyo.

7. Eyo ab'amazima bandiyinzizza okuwoza naye; Bwe nnandiwonyezebbwa bwe ntyo ennaku zonna eri omulamuzi wange.

8. Laba, ntambula mu maaso, naye ye nga taliiyo; Ne ntambula ennyuma, naye ne ssiyinza kumulaba:

9. Ku mukono ogwa kkono, bw'akola omulimu, naye ne ssiyinza kumulaba: Yeekweka ku mukono ogwa ddyo n'okulaba ne ssiyinza kumulaba:

10. Naye amanyi ekkubo lye nkwata; Bw'alimala okunkema, ndivaamu nga zaabu.

11. Okugulu kwange kwasimbira ddala mu bigere bye; Ekkubo lye nalikwata ne ssikyama.

12. Siddanga nnyuma okuva mu kiragiro eky'emimwa gye; Natereka ebigambo eby'akamwa ke okusinga emmere yange eŋŋwanira.

13. Naye ye alowooza bumu, era ani ayinza okumukyusa? Era emmeeme ye kye yeegomba ekyo ky'akola.

14. Kubanga atuukiriza ekyo ekyanteekerwawo: N'ebingi ebiri bwe bityo biri naye.

15. Kyenva neeraliikirira ye okubaawo; Bwe ndowooza mmutya.

16. Kubanga Katonda azirisiza omutima gwange. Era Omuyinza w'ebintu byonna anteganyizza:

17. Kubanga saazikirizibwa okusooka ekizikiza, So teyabikka ku kizikiza ekikutte eri amaaso gange.

About Yobu Chapter 23

Read Yobu Chapter 23 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yobu in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Yobu
Chapter: 23
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Yobu. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Yobu Chapter 23 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Yobu Chapter 23?

Yobu Chapter 23 is part of the Book of Yobu in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Yobu Chapter 23 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 25
  3. Engero Chapter 19
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 22
  6. Engero Chapter 17
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Yobu

  1. Yobu Chapter 40
  2. Yobu Chapter 42
  3. Yobu Chapter 6
  4. Yobu Chapter 15
  5. Yobu Chapter 1
  6. Yobu Chapter 22
  7. Yobu Chapter 37

Related Chapters & Readings

  1. Ebyabaleevi Chapter 16
  2. 1 Timoseewo Chapter 5
  3. Nekkemiya Chapter 12
  4. Koseya Chapter 2
  5. Okuva Chapter 6
  6. Engero Chapter 8
  7. Okubikkulirwa Chapter 5
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *