Read Yoswa Chapter 12 Online
Read Yoswa Chapter 12 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yoswa in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Yoswa and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Yoswa 12
Essuula 12
1. Bano be bakabaka ab'ensi abaana ba Isiraeri be baakuba, ne balya ensi yaabwe emitala wa Yoludaani ku luuyi olw'ebuvanjuba, okuva ku kiwonvu ekya Alunoni okutuuka ku lusozi Kerumooni; ne Alaba yonna ku luuyi olw'ebuvanjuba.
2. Sikoni kabaka w'Abamoli, eyabeera mu Kesuboni, era eyafuga okuva ku Aloweri, ekiri ku mabbali g'ekiwonvu ekya Alunoni, n'ekibuga ekiri wakati mu kiwonvu, n'ekitundu kya Gireyaadi, okutuuka ku mugga Yabboki, ye nsalo ey'abaana ba Amoni
3. ne Alaba okutuuka ku nnyanja Kinnerosi, ku luuyi olw'ebuvanjuba, ne ku nnyanja ya Alaba, ye nnyanja ey'omunnyo, ku luuyi olw'ebuvanjuba, mu kkubo ery'e Besuyesimosi; ne ku luuyi olw'obukiika obwa ddyo, wansi wa Pisuga:
4. n'ensalo ya Ogi kabaka w'e Basani, ow'omu Balefa abaasigalawo, eyabeera mu Asutaloosi ne mu Ederei,
5. era eyafugira ku lusozi Kerumooni, ne mu Saleka, ne mu Basani yonna, okutuuka ku nsalo ey'Abagesuli n'Abamaakasi, n'ekitundu kya Gireyaadi; ensalo ya Sikoni kabaka w'e Kesuboni.
6. Musa omuweereza wa Mukama n'abaana ba Isiraeri baabakuba; ne Musa omuweereza wa Mukama n'agiwa okugirya eri Abalewubeeni, n'Abagaasi, n'ekitundu eky'ekika kya Manase.
7. Era ne bano be bakabaka ab'ensi Yoswa n'abaana ba Isiraeri be baakuba emitala wa Yoludaani ku luuyi olw'ebugwanjuba okuva ku Baalugadi mu kiwonvu kya Lebanooni okutuuka ku lusozi Kalaki, olulinnya e Seyiri; Yoswa n'agiwa ebika bya Isiraeri okugirya nga bwe baayawulibwa;
8. mu nsi ey'ensozi, ne mu nsi ey'ensenyi, ne mu Alaba, ne ku nsozi awakkirwa, ne mu ddungu, ne mu nsi ey'obukiika obwa ddyo; Omukiiti, Omwamoli, n'Omukanani, Omuperizi, Omukiivi; n'Omuyebusi;
9. kabaka w'e Yeriko, omu; kabaka w’e Ayi, ekiriraanye Beseri, omu;
10. kabaka w’e Yerusaalemi, omu; kabaka w’e Kebbulooni, omu;
11. kabaka w'e Yalamusi, omu; kabaka w'e Lakisi, omu;
12. kabaka w'e Eguloni, omu; kabaka w'e Gezeri, omu;
13. kabaka w'e Debiri, omu; kabaka w'e Gederi, omu;
14. kabaka w'e Kaluma, omu; kabaka w'e Yaladi, omu;
15. kabaka w'e Libuna, omu; kabaka w'e Adulamu, omu;
16. kabaka w'e Makkeda, omu; kabaka w'e Beseri, omu;
17. kabaka w'e Tappua, omu; kabaka w'e Keferi; omu;
18. kabaka w'e Afeki, omu; kabaka w'e Lasaloni; omu;
19. kabaka w'e Madoni, omu; kabaka w'e Kazoli; omu;
20. kabaka w'e Simulonimeroni, omu; kabaka w'e Akusafu, omu;
21. kabaka w'e Taanaki, omu; kabaka w'e Megiddo, omu;
22. kabaka w'e Kedesi, omu; kabaka w'e Yokuneamu ku Kalumeeri, omu;
23. kabaka w'e Doli ku lusozi Doli, omu; kabaka w'e Goyiyimu mu Girugaali, omu;
24. kabaka w'e Tiruza, omu; bakabaka bonna amakumi asatu mu omu.
About Yoswa Chapter 12
Read Yoswa Chapter 12 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yoswa in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Yoswa
Chapter: 12
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Yoswa. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Yoswa Chapter 12 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Yoswa Chapter 12?
Yoswa Chapter 12 is part of the Book of Yoswa in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Yoswa Chapter 12 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 22
- Engero Chapter 16
Explore More from yoswa
- Yoswa Chapter 3
- Yoswa Chapter 8
- Yoswa Chapter 14
- Yoswa Chapter 7
- Yoswa Chapter 9
- Yoswa Chapter 18
- Yoswa Chapter 15