Read Omubuulizi Chapter 6 Online
Read Omubuulizi Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Omubuulizi in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Omubuulizi and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
Omubuulizi 6
Essuula 6
1. Waliwo ekibi kye nnalaba wansi w'enjuba, era kizitoowerera abantu:
2. omuntu Katonda gw'awa obugagga n'ebintu n'ekitiibwa, n'okubulwa n'atabulwa kintu olw'emmeeme ye ku ebyo byonna bye yeegomba, naye Katonda n'atamuwa buyinza kubiryako, naye omugenyi ye abirya; ekyo butaliimu, era ye ndwadde embi.
3. Omuntu bw'azaala abaana kikumi, n'awangaala emyaka mingi, ennaku ez'emyaka gye ne ziba nnyingi, naye emmeeme ye n'etekkuta birungi, era nate n'ataba na kuziikibwa; njogera ng'omwana omusowole amusinga oyo:
4. kubanga ajjira mu butaliimu n'agendera mu kizikiza, n'erinnya lye libikkibwako ekizikiza;
5. nate talabanga njuba so tagimanyanga; ono ye aba n'okuwummula okusinga oyo:
6. weewaawo, newakubadde ng'awangaala emyaka lukumi emirundi ebiri, naye n'atasanyukira birungi: bonna tebadde mu kifo kimu?
7. Okutegana kwonna okw'omuntu kuba kwa kamwa ke, era naye okwegomba tekukkuta.
8. Kubanga omugezigezi asinga atya omusirusiru? oba omwavu alina ki, amanyi okutambulira mu maaso g'abalamu?
9. Okulaba n'amaaso kwe kusinga okutambulatambula n'omwoyo ogwegomba: era n’ekyo butaliimu na kugoberera mpewo.
10. Buli ekyabaawo, erinnya lyakyo lyatuumibwa dda, era kimanyibwa nga muntu: so tayinza kuwakanya oyo amusinga amaanyi.
11. Kubanga waliwo ebintu bingi ebyongera ku butaliimu, omuntu yeeyongera ki okugasa?
12. Kubanga ani amanyi ekisaanira omuntu mu bulamu bwe, ennaku zonna ez'obulamu bwe obutaliimu bw'amalawo ng'ekisiikirize? kubanga ani ayinza okubuulira omuntu ebinaabanga oluvannyuma lwe wansi w'enjuba?
About Omubuulizi Chapter 6
Read Omubuulizi Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Omubuulizi in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: Omubuulizi
Chapter: 6
Testament: Old Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Omubuulizi. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading Omubuulizi Chapter 6 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is Omubuulizi Chapter 6?
Omubuulizi Chapter 6 is part of the Book of Omubuulizi in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete Omubuulizi Chapter 6 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from Endagaano Enkadde
- Engero Chapter 12
- Engero Chapter 23
- Engero Chapter 19
- Engero Chapter 7
- Engero Chapter 25
- Engero Chapter 17
- Engero Chapter 14
Explore More from omubuulizi
- Omubuulizi Chapter 12
- Omubuulizi Chapter 5
- Omubuulizi Chapter 7
- Omubuulizi Chapter 3
- Omubuulizi Chapter 10
- Omubuulizi Chapter 8
- Omubuulizi Chapter 2