Isaaya Chapter 50

For English

Read Isaaya Chapter 50 Online

Read Isaaya Chapter 50 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Isaaya in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Isaaya and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Isaaya 50

Essuula 50

1. Bw'atyo bw'ayogera Mukama nti Ebbaluwa ey'okugoba nnyammwe eri ludda wa gye nnamugobya? oba aluwa ku abo abammanja gwe nnabaguza? Laba, olw'obutali butuukirivu bwammwe kyemwava mutundibwa, era okusobya kwammwe kwe kwagobya nnyammwe.

2. Bwe nnajja, kyewava walema okubaawo omuntu ki? bwe nnayita, tewaali eyandiyitabye? Omukono gwange guyimpawadde ne gutayinza n'akatono kununula? oba sirina maanyi n'akatono ga kuwonya? Laba, olw'okunenya kwange nkaliza ennyanja; emigga ngifuula eddungu: ebyennyanja byamu ne biwunya, obutabaawo mazzi, ne bifa ennyonta.

3. Nnyambaza eggulu obuddugavu, era ndibikkako ebibukutu.

4. Mukama Katonda ampadde olulimi lw'abo abayigirizibwa, ndyoke mmanye okugumya n'ebigambo oyo akooye: azuukusa buli lukya; azuukusa okutu kwange okuwulira ng'abo abayigirizibwa.

5. Mukama Katonda aggudde okutu kwange, ne ssiba mujeemu ne ssikyuka kudda nnyuma.

6. Nawaayo amabega gange eri abakuba, n'amatama gange eri abo abakuunyuula enviiri: saakweka maaso gange nsonyi na kuwanda malusu.

7. Kubanga Mukama Katonda alinnyamba; kyennava nnema okuswala: kyenvudde nteeka amaaso gange ng'ejjinja ery'embaalebaale, era mmanyi nga sirikwatibwa nsonyi.

8. Ali kumpi ampeesa obutuukirivu; ani aliyomba nange? tuyimirire fembi; omulabe wange ye ani? ansemberere.

9. Laba, Mukama Katonda ye alinnyamba; ani oyo alinsalira omusango? laba, bonna balikaddiwa ng'ekyambalo; ennyenje eribaliira ddala.

10. Ani ku mmwe atya Mukama; agondera eddoboozi ly'omuweereza we? atambulira mu kizikiza, nga talina musana, yeesige erinnya lya Mukama, era yeesigame ku Katonda we.

11. Laba, mmwe mwenna abakuma omuliro, abeesiba emimuli enjuyi zonna: mutambulire mu nnimi z'omuliro gwammwe, ne mu mimuli gye mukoleezezza, Ekyo kye muliweebwa mu mukono gwange; muligalamira nga munakuwadde.

About Isaaya Chapter 50

Read Isaaya Chapter 50 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Isaaya in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Isaaya
Chapter: 50
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Isaaya. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Isaaya Chapter 50 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Isaaya Chapter 50?

Isaaya Chapter 50 is part of the Book of Isaaya in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Isaaya Chapter 50 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 22
  5. Engero Chapter 17
  6. Engero Chapter 12
  7. Engero Chapter 16

Explore More from Isaaya

  1. Isaaya Chapter 57
  2. Isaaya Chapter 27
  3. Isaaya Chapter 58
  4. Isaaya Chapter 38
  5. Isaaya Chapter 33
  6. Isaaya Chapter 36
  7. Isaaya Chapter 1

Related Chapters & Readings

  1. Isaaya Chapter 43
  2. Okuva Chapter 22
  3. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 8
  4. Okuva Chapter 18
  5. Okubikkulirwa Chapter 13
  6. Yeremiya Chapter 10
  7. Ekyamateeka Chapter 1
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *